Romadin Music
(Eyo Scoffi)

Drunken dance (Dance)
Drunken dance (Dance)
Zinamu ng’atamidde
Ng’atamidde, ng’atamidde
Zinamu ng’atamidde
Ng’atamidde, ng’atamidde

Zinamu ng’atamidde tutye
Ng’ekkonkome zinisa ku mutwe
Kikutte kite
Ekyange sita mic gye nkutte
Kirindi kirindi emikono waggulu
Atasobola zinisa okugulu
Kuba ssama wanika amagulu
Zinamu kale ng’otunudde waggulu
Eno bitokota ebyabwe byesera
Buli lukya obwongo eno nga bwesera
Siri mwangu ng’afumba obusera
Mbeesobolera boy mmwe ne bwe mukeera
Sibawulira kyokka ffe mutuwulira
Beggalira (beggalira)
Baasigalira kasita batuwulira

Drunken dance (Dance)
Drunken dance (Dance)
Zinamu ng’atamidde
Ng’atamidde, ng’atamidde
Zinamu ng’atamidde
Ng’atamidde, ng’atamidde

Ke kasoose nze kambayuze
Ng’omugwi w’eddalu engoye ka nziyuze mbaswaze
Ma rap gwafuuka muze
Mazina ga Tekno
Ab’ennugu leero luno
Luweero y’ensibuko
Gwaffe ffe tuddako
Anyway, dream nze gye ngobako
Mbalaba nga mbega amaaso teganvaako
Bw’aba chess nina okubala
Ng’omusumba Bayibuli temba wala
Drunken ge galiko
Tunyumirwe ffe tuliko
Magezi kitone mu mutwe ye article
Tukikube lingala na buli nguliko

Drunken dance (Dance)
Drunken dance (Dance)
Zinamu ng’atamidde
Ng’atamidde, ng’atamidde
Zinamu ng’atamidde
Ng’atamidde, ng’atamidde

Gazine mu style tagala
Oluusi teekamu zigido
Kayimba kange kya kunywa woomerwa
Nga Rema juice wa mango
DJ onyumisa olunaku
Tebasiima balinga Alex Mukulu
Onyumisa omubbali
Babiri babiri enkessi mu kituli
Romadin Music

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *