Yo!!!
Another one
Ah fi make all dem mad girls say
Yeah!
The Queen of the Dancehall Bella
Me there so, eh eh
J.O.B Records
Me ah bad gal
Lwe nkubye luno baluyita (doddo)
N’omukyala awoomerwa (doddo)
N’abazungu bagumenyeka (doddo)
Kannyimbe nga muddamu (doddo)
Lwe nkubye luno baluyita (doddo)
N’omukyala awoomerwa (doddo)
N’abazungu bagumenyeka (doddo)
Kannyimbe nga muddamu (doddo)
Bali ku ki bano ba guy abatudde?
Twazze kucakala ffe tetuli ku lumbe
Bakaabasajja kino kya lumu tubbaale
Mwenna mubbaale abamu muganje
Mpulira bangi bagamba
Nazze nnyo era nabawamba
Nkyaleeta bingi bye nfumba
Mumpe ffaasi, mbawe doddo
Lwe nkubye luno baluyita (doddo)
N’omukyala awoomerwa (doddo)
N’abazungu bagumenyeka (doddo)
Kannyimbe nga muddamu (doddo)
Lwe nkubye luno baluyita (doddo)
N’omukyala awoomerwa (doddo)
N’abazungu bagumenyeka (doddo)
Kannyimbe nga muddamu (doddo)
Ba guy ab’ekiwaani tebancamula
Bwe mpulira ekikoona nga nze ncamuka
Nasindika Priscilla kale obubaka
Abagambe nti walaayi kika
Miziki gye nkuba agawalaayi mika
Gikaaye gicamula n’abomumaka
Ogenda okulaba nga buli omu ayimuka
Eno endongo nka
Lwe nkubye luno baluyita (doddo)
N’omukyala awoomerwa (doddo)
N’abazungu bagumenyeka (doddo)
Kannyimbe nga muddamu (doddo)
Lwe nkubye luno baluyita (doddo)
N’omukyala awoomerwa (doddo)
N’abazungu bagumenyeka (doddo)
Kannyimbe nga muddamu (doddo)
Kati muwanike emikono (eeh!)
Mbayimbire era mbongere (eeh!)
Abantegeera mmwe mubeewo
Nze ndi waawo ate sivaawo
Kati muwanike emikono (eeh!)
Mbayimbire era mbongere (eeh!)
Abantegeera mmwe mubeewo
Nze ndi waawo ate sivaawo
J.O.B Records
Bali ku ki bano ba guy abatudde?
Twazze kucakala ffe tetuli ku lumbe
Bakaabasajja kino kya lumu tubbaale
Mwenna mubbaale abamu muganje
Mpulira bangi bagamba
Nazze nnyo era nabawamba
Nkyaleeta bingi bye nfumba
Mumpe ffaasi, mbawe doddo
Lwe nkubye luno baluyita (doddo)
N’omukyala awoomerwa (doddo)
N’abazungu bagumenyeka (doddo)
Kannyimbe nga muddamu (doddo)
Lwe nkubye luno baluyita (doddo)
N’omukyala awoomerwa (doddo)
N’abazungu bagumenyeka (doddo)
Kannyimbe nga muddamu (doddo)
Kati muwanike emikono (eeh!)
Mbayimbire era mbongere (eeh!)
Abantegeera mmwe mubeewo
Nze ndi waawo ate sivaawo
Kati muwanike emikono (eeh!)
Mbayimbire era mbongere (eeh!)
Abantegeera mmwe mubeewo
Nze ndi waawo ate sivaawo
Doddo
Doddo
Doddo
Doddo
Lwe nkubye luno baluyita (doddo)
N’omukyala awoomerwa (doddo)
N’abazungu bagumenyeka (doddo)
Kannyimbe nga muddamu (doddo)