Sweet bambi ninda
Sirina mulala
Mbeera nsolooza lupiiya
Ebirungi ndibizuula
Siba mu muzannyo
Siba mu kujooga
Gwe n’abaana bange
Mmwe munsuza mu bidongo
Nsimbi
Pesa
Onsuza seebase
Nsimbi bw’olijja eno
Ndikukuumanga mu nsawo yange

Ensonga eyandeeta eno ssi muzannyo
Nnoonya ssente kuweerera baana
Ssente zaffe ndizizuula
Gold w’abaana bange ndimuzuula
Ebyange manyi Mukama alibimpa
Ebyaffe sweet Mukama alibimpa

Ndaagana lwa future yange
Nnoonya diamond w’abaana bange
Ndaagana lwa future yange
Nnoonya diamond w’abaana bange

Abaana olibagamba
Taata obutawummula
Akola kiro na misana
Okusobola otulabirira
Sweet bambi ninda
Sirina mulala
Mbeera nsolooza lupiiya
Ekirooto ndikizuula
Siba mu muzannyo
Siba mu kujooga
Gwe n’abaana bange
Mmwe munsuza mu bidongo

Ndaagana lwa future yange
Nnoonya diamond w’abaana bange
Ndaagana lwa future yange
Nnoonya diamond w’abaana bange

Ensonga eyandeeta eno ssi muzannyo
Nnoonya ssente kuweerera baana
Ssente zaffe ndizizuula
Gold w’abaana bange ndimuzuula
Ebyange manyi Mukama alibimpa
Ebyaffe sweet Mukama alibimpa

Ndaagana lwa future yange
Nnoonya diamond w’abaana bange
Hmmm w’abaana bange
Nnoonya diamond w’abaana bange
Ngya kukuumanga mu nsawo yange

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *