Deforestation (Freestyle) Lyrics – Jim Nola

Eyo eyo, ha!
Eyo maker, eh
Jim Nola babe
Hahaha
Abedunego babe
Abedunego babe haha
Yeah
Ah, ah, yeah

Kituufu edda mu rap gwe eyalina say ennene
Naye kati wekwata ku bisubi nga nseenene
Uganda nsi ntono tokyasaana giyimbira
Mu gw’omuseenene nkubuukinze oyimbire ensi ennene
Hip Hop mulina mu ngalo ng’amabavu
Nze nzekka ali mu nsi ennene ng’amasavu
Eyaleka obwa laywer ne nnumba nkube rap
Taata n’akyusa colour n’alya obuwuka nga nawolovu
Ka nkube rap n’ensi etyemu
Mbanyige mbasesemye amaja gange nga ATM
Envubu nze ensolo egoba abayizi nga H/M
Ngiwa ng’ekuba omunaku nsaasidde gwe alinze ekyemu
When I drop a Luga bar
Totenda nze tendereza Lugaba
Mungu akuwadde kyotagenda kuddamu kulaba
Lyrically nnunga ng’omukazi alunga bba
Mu matu g’abawala nze Tupac
Nawummula naye bannoonya back to back
Ono oyo anadda mu bigere byange ng’envunza
Ng’ebya rap mbiggyemu engatto ne nzissa ku shoe rack
Kaakano nno rap akutte gamba ref
Anfuuwe ndye ssente ng’emmese egudde mu safe
Tobuukinga nvubu nga tolina maja
Blood nze nkolera bukadde nga NSSF (hmmm)
Oluyimba lwange lumu art alubaamu
Gw’oyita mentor wange tamuweza ku album
Rap zange zinyuma tonenya yeetakula
Kuba aba aziwulira ennyuma nga hook worm
Saagala kusekerera naye onkema
Kyokka nga maama yaŋŋaana osekerera abalema
Eyeddira Olugave aba uncle
Naye lyrically ndi waggulu wa uncle
Ng’empale ya mutema (hahaha)
Yeebuuza ogwana wa gye gwava?
Oguwoomesa olulimi nga guava
Hip Hop andi mu musaayi mu vena cava
Ng’emmese enaalya Bible eriko zip sooka olye cover
Jim ssiva ku roots, never
Ntambuza mirandira ng’atembeya omulondo
Sooka kukibala nga fruits
Eky’okulumba Abedunego
Kuba kiri suicidal
Buli bar gye nsuula eba cool
It’s cool cool bar
Rap cucumber ba female fan ne nkukumba
Nasaza line enjawulo ku ba rapper abaguluba
Ng’oyoya punch line gisale nkukube ku luba
Nze ŋamba retiringa boy nga sinnaba kukumanga
Kijja kuwonya bingi nnyo, nga kukumanga
Mu buntu nsese enseko nga Kuku Wazabanga
Bwe mpulidde weefera mbu saba saba was a banger
You are a little hip hop pet G, am a dragon
You’ll never be this high
Even when you put the drug on
No rapper can look down on me
Nebwabeera ku balcony
My balling is for World Cup
They’re all still on Afcon
They look up to me for highlights like a chandelier
Wanakubali ukweri like bwana twangalia
Chali look up, like you’re searching a new word meaning
Keep your head up very high like your nose is bleeding
Best African rapper objectives A, B, C and D
Circle A for Abedunego don’t circle D
No rapper will ever be better nigga no body
My hip hop ego is so high am so fly buddy
When you address, it’s a d**k shown
When I address, it’s addiction
The new reJim is better than the old GNLation
But make myself calm down call it masturbation
When I drop my s**t be heard that be constipation
My dear stations play it like a play station
I learnt rappers get hype when I mention them
Sorry I don’t do cartoon
Don’t expect any mention
You used to bully me with nicknames dog, wolf
Now take back your words so am a flow god
Boy I see lots of green like am playing golf
Break my CD there you’ll break a record
I rule the rap city at night am your night mayor
These bars are way heavy than you can bear
Lemme behold when am gone I don’t see no heir
Even when you come two, you can’t compare
Like a thief who can steal in hell
Nothing can stop me as long as I still inhale
Life is fishy I pray to God I be well
I don’t fear nothing
My only fear is to drink from the cup of God’s wrath in a hot hell
I flow milk and honey you flow sewage
I know you poach my bars buh I won’t sue a G
I got sweet beef bars ziyite sausage
Hater zimuleka yenyoola nga gwe basosse eggi
Bw’ogamba onsinga omuti gw’okommonta gubeera gukunyoola
Mutwe munafu oggye ove ku muti ng’ebikoola
Am the day today’s rapper you’re of the past
Nze nkola leero gwe wakola jjo nga muli w’akakoola
Endongo erimu karate naye Mungu ye ref
Sso nkanya maviivi mpangule abankuba enkokola
Teri ŋoma ennemerera
Nkuba eŋoma eza buli kika
Hip hop ne muwogola
Rap andi mu big vein, nga cocaine
Nkimanyi nkuli mu bulago mbwa gwe nga chain
Lyrically am able, tontemula nga Cain
Mu bentya toliimu G bweba chapati oli plain
Mu rap chapel weeraba nga Chaplain
Nze ndaba comedian ono Charlie Chaplain
Can you punchline like me or you can explain?
Nze bad wa Uganda nga Crested Crane
Nkukubisa mutwe nga Zidane Zinedine
Ndi abnormal nga profit ezidda ne zino eddiini
I know you like nigga give me a break
Siyinza kuyamba mw’ekyo sikola mu canteen
Bwe nkuba punchline ba rapper bawunga
Bakwata ku matama nga mambulugga
Nkulukuta nga mukoka ku kikubo kyo ku mugga
Mu bimpimpi, nseereza ligenda mugga
Bano ba rapper kati bonna ba kanaabe
Gwe mulimu gwabwe bayoza track zange
It’s not safe to f**k with me
Ojja kwejjusa o*****o ogwakutumye weegadange
Gw’oyita best rapper ku nze wannabe
Sikunenya oli nswera oteekwa kuwaana b*i
Teri alinkirako, muzzukulu wa Nambi
Nkuwa kye nina nga Namwandu ng’awa Nabbi
Mugaana okukkiriza abali mature lyrically
Ne mukkiriza abato nga gogolo
Eno y’essaawa erinnya Abedunego likale
Ndi real nga Madrid abasigadde Boro Boro
Maama waŋŋaana okuzannyisa emmere
Nsonyiwa kuba nze ne hip hop twekuba amatooke
Abedunego babe omumanyi very
Nze nkuba punchline n’otikka nga donkey
Nkuba bu rapper obutabaawo tebugwirwa muti
Nkuba bubaawo, ng’azannya amadinda
Ba mugezi odde mu Amerika okwerinda ssi buti
Siri farmer naye wano nasimba amakanda
Genda oloope mu NEMA ne ku police station
Nti nsaanyizzaawo ekibira kyo, deforestation
Baŋŋamba oyagala nnyo sigala
Naye nze tebannywerako sigala, nga petrol station
Mbu nze mpologoma ku buli MC eyeeyita G.O.A.T
Mpologoma nnene etya kalalankoma you forgot
Ngya kukuba rhyme onyiige boy
Osibe face nga bwe wagisiba mu video ya Koyi Koyi
Kye nkola rap enkuba ekikola mulimi
Kikwata omuliro nga statue ya liberty
Nze aluleeta you can’t f**k with me
Security eri tight nga virginity
Bouncer wange taganya kuyingira
Kafulu akunyigira ku luggi nga kkufulu
Bw’onsala maaso okaaba ninganga katungulu
I can’t get out of bars simenya buduukulu
Aliba ani wessitali?
Who got s**t that flows nga watery stool?
Rap Jet master Lee mmwe sibafunyiza
Mbakubisa lugalo lumu nga dduulu
Bwe nkuba rhyme nootakuba nduulu
Genda olye enkoko yo ate bw’omu ng’omuwuulu
I turn heads like a barber
Ndi wa muwendo baba
Ng’amayinja ga zaabu ne luulu
Abedunego nina beef
Ntambula ne bakanywamusaayi ng’ente eriko enkwa
Ku kyalo kya rap nze chief
Tonnimirira siri biggya bya bajajja bo nti oteekwa
Bw’oyimba ne deemu wo ssiwulira harmony
You got a rich white babe you brag on her money
Sseegomba kudda mu ngatto zo ziwunya carbon
I can’t even picture that bro sirina Canon
Rap ssi kwiso bando Tosuubirayo pado
Rhyme nzirya nga bando R.I.P Zebra Mando
Punch, line mwe wazireka eri so respected
Tu-tu, punch line detected
Sirya naako ku lujjuliro ggyawo akawempe
Sandikawadde na respect
Just lwakuba omutima, guŋŋamba kawe mpe
Nga bw’owa masiikiini, ku mafuta e Kawempe
When I die hip hop will be extinct
Oh no, I feel the instinct
Buh I will still make money from the casket
Even the most broke MC, will pay respect
I flow just like the Nile flows
Am baby Moses in the basket
I prefer not to make noise
Era ngezaako nnyo ng’afuka mu bucket
Wasiga mangu nasiga late
Nga ŋenda okungula, sigala nga cigarette
You passed time ne nkuyitako
Now am a 5 star rapper nigga nkusinga rate
Nfukamira ku maviivi ne ŋamba Yesu dear
Nkweka hater gyatatuuka nebweyesudiya
Nze rapper akira bonna abaali batonnye ku dunia
Nze nsinga delivery, tonnyumiza Jumia
Tontiisa na spear
Envubu tetya bitala
Nva maaso gange nga ne ddusu
Lye mpanze nga terinnakala
Caagala kummanyiira
Caagala caagala
Ntunda zaabu, otunda cakala cakala
I drink mercury and tea and spit the mix
That’s how I spit maturity
Am here to give your greatness a limit
Envubu k’ezze gw’ezzike dduka wekweke eri miti
Nze mulabe gwe baakulabula odduke
Nti Abedunego babe mulabe dduka
Teri ampandiikira nze nkwata buke
Rhyme nziggya mu mutwe nga situka
Tekyali rapper ankolera ndi solid
Bonna nabanaabya mu ngalo nga COVID
Bwemba head gwe oli a*s
Nze muvubuka envuumuulo
Nkukuba ku mutwe nga David
Oggya kumanya nti mpise mu biwonko
When I throw back ng’azannya ssonko
Rap ŋuumi, nkuba nga Justin Jjuuko
Gwe ekintu kyakuva dda mu ngalo ng’ebinunko
Seefunyafunya nga mujaasi mu gonjo
Ssenyoola na z***e nga nasima kaabuyonjo
Am ahead of my time Nola siri wa bulijjo
My talent is special nga taxi za buyonjo
Jim Nola MC the MC is for Most Clever
Nze ngiwa flow empange nga paver
Lyrically tosobola, kunkwata never
Bw’ontayiza nkuyita mu nkwawa nga shaver
Tobuuza oba ndiko ekimpujja at any point
When you know I got fans that never disappoint
Beef y’eri ku menu gwe atagirya yayuuya
Toyagala beef, kyama ku pork joint
Siri porn star buh I got a triple X factor
Ssiva ku rap nebwonsendasenda nga tractor
Nkuba punchline n’ova mu kuseka n’otikka
Lwakuba otikka nnyo nnyo nga greedy tractor
Yita nze ku buli kikwata ku poetry
Numbe nga kakalabanda mu dormitory
Metaphor nkuba
Punchline nkuba
Toyinza ziyiza nkuba yange k’obe malibu ttole
Weesudiya ndi bweru nga mu kizimbe siriimu
Bwe nnyingira blood tompona ninga siriimu
Kitokota ssi kisaanikire njokya nga steam
Nina otuukiriza dream
Nga tebanvuze rim
I grew up from the streets of Kawempe and Mpeererwe
Accent kyekyo abazadde baafaayo mpeererwe
Nina ba die hard fans ba Abeduniga lukulwe
Kati zoleya envubu essala lyo libikkulwe
Abeduniggaz, that’s my army
Tuvumbisa Kyaddondo tetuvimbisa Miami
Rhyme ziwooma, so yummy yummy
Oba tozifeelinga olinga nga ekyabula ku dummy
Ka fan base kange saagala kalimbwe
Ky’ekinkeeza mu bunyonyi nga poultry farmer
Nkeera ku makya ne naaba entumbwe
Ne ŋenda ku school nsomese grammar
Ba fan munjagadde nnyo, nsanyuse
Rap muziwuuta buva ng’ebinyeebwa nsanyuse
Nebwendigula A.C ssiryerabira fan
Ssiryekyusiza waggulu nga ceiling fan
Hip hop is a sport
Hip hop kweragako
Ssi mpaka za butanaaba
Ssi kweraga kko
Zino rap ssi za bukyayi this is a love error
Z’amazima ate ogamanyi gakaawa nga aloe vera
Rhyme nkoona, bakakasa bukakasi
Mw’eno race nze nkutte akati nga Inzikuru Dorcus
Balingeya nkoona nga Zinjathropas
My name makes the rounds
Nga pencil mu compass
Blow (haha)
Blow

Nzijukira edda ku Sabrina ng’olina hip hop night, aha
Nakwegayirira onsigninge future yange ebeere bright
Nali ne ba chali bange watugamba tukulinde
Twakulinda the whole night
Bwe twakujjukiza nga tutya
Otukuba emiggo gya late ewaka
Omanyi kye watugamba?
I told you give me a f****n’ minute
Kati ogamba ki?
The sun of Najjuma
Hahaha aah
Tebannaba nno bakyatya
Abedunego babe
Jim, nah
Obadiah geng geng warup
Big nani Afrika warup hahaha
It’s the maker
It’s the maker babe, aah
Mpeererwe, Kawempe ndi mwana w’eka
Mmwe mubaddewo nga nkola history
David made it fresh
Kano kabi ng’empiso ya enema
Referee alobye
Kati nebwentema

Submit Corrections