0800203033
Hmm, yiiyo
Enamba ya corona e Uganda
Ron

Bebe Cool
Waliwo ekirwadde ki kanywamusaayi
Kwata mpola tekikulya mutaayi
Speed kidduka ya kikumi kinaana
Tekimanyi muto, mukulu na mukadde
Yadde emirembe ngalo
Nkusabye tokwata mu ngalo alo
Bya nnaku tokuba mu ngalo
Kino ekirwadde kiyita mu ngalo, alo

Vinka
Kino tekimanyi atalina alina
Nkusaba baby teweegayaalira
Soft spot tozitigaatiga
Ngalo naabisa ssabbuuni oba sanitizer
Keep your hands neat all the time
Keep a distance everybody
Keep your hands neat all the time
Social distancing is the answer kale
A Fresh

Fresh Kid
Buno obulwadde butemu nnyo tokola mpaka
Bukwata n’abato tebumanyi bayonka
Mmwe abaagala obulamu bambi musigale ewaka
Tusigale ku biragiro tugoberere amateeka
Wash your hands regularly, with soap
Cover your mouth and nose, when you cough
Tukozese bulungi sanitizers
Fresh Kid UG mu corona distance

Bebe Cool
Bbongera eyo bambi teekawo ka distance
Ssi mu bubi
Teekawo space wakati wo nange
Ssi mu bubi
Tongwa mu kafuba corona distance
Ssi mu bubi
Wabula kulwanyisa kirwadde kikambwe
Ssi mu bubi
Bbongera eyo bambi teekawo ka distance
Ssi mu bubi
Teekawo space wakati wo nange
Ssi mu bubi
Tongwa mu kafuba corona distance
Ssi mu bubi
Wabula kulwanyisa kirwadde kikambwe

Paper Daddy
Olaba kimegga ne ba kirimaanyi
Sigala ewaka totambula munywanyi
Tekimanyi muto ssi mukulu ssi kawaani
Mukama yamba gwe taasa Uganda

Azawi
Eeh, all over the world
People are dying we’re terrified, eh
Azawi kambalabule
Tugira tukolera ewaka kitabuse, eeh
We shall overcome
If we fight this together, me and you, eh
We shall overcome
Brothers and sisters nsaba tuwulirize

John Blaq
Abe mwana, maama oba taata
Tusigale waka bino ssi bya kusaaga no
Nkimanyi kizibu naye kiba kitutaasa, your bwoy
Tutyame tuwulirize bye batukoba
Ab’ebyobulamu bye batukoba
Tunaabe mu ngalo bye batukoba
Ni ssabbuuni sanitizer bye batukoba

Bebe Cool
Bbongera eyo bambi teekawo ka distance
Ssi mu bubi
Teekawo space wakati wo nange
Ssi mu bubi
Tongwa mu kafuba corona distance
Ssi mu bubi
Wabula kulwanyisa kirwadde kikambwe
Ssi mu bubi
Bbongera eyo bambi teekawo ka distance
Ssi mu bubi
Teekawo space wakati wo nange
Ssi mu bubi
Tongwa mu kafuba corona distance
Ssi mu bubi
Wabula kulwanyisa kirwadde kikambwe

A Pass
Better think top over hygiene
Sanitizer sanitizing
The corona virus there spreading
Wash up with soap and water
Torarora kubi
Stay away from we
Musigare omuka
Respect the quarantine
Freshest nigga around town

Fik Fameica
Eno ye special antidote ya COVID-19
Buli mbuzi ku nkondo yaayo stay at home quarantine
Wash your hands using a sanitizer oba ssabbuuni
Abayimbi tusigale mu studio tukole tune
Prevention is better than cure towakana mutiini
Awulidde bwotyo tegeeza munno toba mean
Pray for me I pray for you, twesigame ku ddiini
Quarantine, ku ddiini

Akira
Be pasho, onyekaruba
Kwa ume korachingo
Kare dishu kwon
Pire tek baro inarodu

Bebe Cool
Bbongera eyo bambi teekawo ka distance
Ssi mu bubi
Teekawo space wakati wo nange
Ssi mu bubi
Tongwa mu kafuba corona distance
Ssi mu bubi
Wabula kulwanyisa kirwadde kikambwe
Ssi mu bubi
Bbongera eyo bambi teekawo ka distance
Ssi mu bubi
Teekawo space wakati wo nange
Ssi mu bubi
Tongwa mu kafuba corona distance
Ssi mu bubi
Wabula kulwanyisa kirwadde kikambwe

Fresh Dad
COVID-19 bulwadde bubi nnyo
Fresh Dad, mbasaba mwekuume nnyo
Mwewale okutambula, n’okukuŋaana ennyo
Kino ky’ekirwadde ekiyinza okutumalawo ennyo
Singa tubeera tetwefuddeeko nnyo
Olaba kiyuuguumya ensi zi super power
Twekuume!

Keep your hands neat all the time
Social distancing is the answer kale

(Talking)
Bwewabaawo ensonga yonna
Ng’ekwata ku kawuka aka corona
Kuba ku nnamba 0800203033

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *