Nessim Pan Production

Yandiba endabika yange
Teri so feeling to you (bwekiri)
Naye tomanya kyendi
Mpaayo chance olabe
Owulirà otya bw’obeera gwe
Nga nze alumya gwe
Nkuba n’essimu tokwata
Kyokka love eno!
Nkufeelinga okuva ku Monday
Okutuuka ku Sunday, eeh
Ne bwe buba kiro era ndowooza gwe
Obudde bunkyaako nga ntemya
Afazaali njagalira mu mpola
Bwe mba nkuswaza tukikweke kale
Omutima gundi bubi naawe ondaba
Naye obulungi bwo bwe bunsattiza, aah

Towakana eno grade ekususseeko (ngezaako olabe)
Nze sigezesa naye wa class zo (nakolamu tongaya)
Future yange okugitta nze nfiirawo (ngezaako olabe)
Towakana eno class ekususseeko (nakolamu tongaya)

Naye weekaza
Bannange abakazi tulabye!
N’atasaana naye n’ayita
Nti I love you n’omutunuulira
Tosobola yadde okulabirira enjala zange
Kyokka weepika!
Kati ondiise ki?
Weetunuulire onsuze wa?
Class yange ekususse nnyo
Get serious find your level
Come on boy

Towakana eno grade ekususseeko (ngezaako olabe)
Nze sigezesa naye wa class zo (nakolamu tongaya)
Future yange okugitta nze nfiirawo (ngezaako olabe)
Towakana eno class ekususseeko (nakolamu tongaya)

Amaanyi ogajja wa okwatula?
Ontwaliriza naye nga nkutya
Abasajja bantya nnyo aba kuno naye weekaza!
Hmmm mmize pin
Nga ndaba nzigwawo
Kko nze kanjatule olwo luggwe
Oba onkuba afazaali onkube
Kasita mba sifudde
Kati nkugambe ntya?
Nti oba nkusiimye njatule ntya?
Era gw’omanyi
Kinsusseeko, mikwano gyange ngigambe ntya?
Vva ku bya bali

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin