Yeah
It’s your boy Rickman Manrick nga bulijjo
Anti asitama ku Hummer nga basama
An-Known
Cinderella

Tatamiira wine tamunywa tayagala
Anyumirwa engoye ky’ekirala ekimunjagaza
Respect n’okwewa yeewa ekitiibwa
Miniskirts za babanda, aah
Agamba ebya love, yabikoowa
Mukwano bagucanga nga ba baller
Nga n’abafuusa bangi nabo yabakoowa
She can still love but she’s on trial
Producer title y’akayimba ebeere Bread and Butter
Latest version eya An-Known Prosper
Ennyimba ka mmuwe nanti ndi entertainer
When she’s in love me am in love
Abasinze bangi be nzize ndabalaba eyo mu kkubo
Abeeyita abalungi ng’ate n’empisa zero
Award ez’ababi bazitwala
Award ey’abalungi yiye

Ow’omukwano Cinderella (Cinderella)
Cinderella bwe nkulabye (ah)
Y’ono ye kawagi
Y’ono abakira be ndabye nze (y’ono)
Owange gwe nfunye nze eh (Cinderella, ah)
Omulungi Cinderella (yeggwe mukwano Cinderella)
Cinderella bwe nkulabye (ah)
Y’ono ye kawagi (y’ono)
Y’ono abakira be ndabye nze
Owange gwe nfunye nze eh (ah, yeah)

Uuh uh
Uuh uh
Spot Music
Y’ono gwe ndabye nze eeh
Yeah yeah eh
Yeah, ah

Ogamba ebya love, wabikoowa
But you can still love, ke kaseera
Kagatto ko nkaleese baby Cinderella
Ka necklace ko ku nsingo ey’ebiseera
Abaakulimba bangi ye singa nakeera
Siri mulangira n’ensimbi sirina era
Naye omukwano gwo nina Cinderella
Gujjuza Mapeera
Baby tereera
Producer title y’akayimba ebeere Bread and Butter
Latest version eya Rickman Rick
Ennyimba ka mmuwe nanti ndi entertainer
When she’s in love me am in love
Abasinga bangi be nzize ndabalaba eyo mu kkubo
Abeeyita abalungi ng’ate n’empisa zero
Award z’ababi bazitwala
Award y’abalungi yiyo

Ow’omukwano Cinderella
Cinderella bwe nkulabye
Y’ono ye kawagi
Y’ono abakira be ndabye nze
Owange gwe nfunye nze eh
Omulungi Cinderella
Cinderella bwe nkulabye
Y’ono ye kawagi (yo)
Y’ono abakira be ndabye nze
Owange gwe nfunye nze eh

Kisumuluzo kyange
Nkusibireyo wabweru oba ne munda
Ndikuleetera kali akagatto ko (uh)
Balala bannyiya amapenzi nenkoowa
Balala bannyiya amapenzi nenkoowa
Aah Cinderella you’re on my mind (you’re on my mind)
You’re on my mind (you’re on my mind)
Era yeggwe owange woman
Yeggwe owange my woman
Yeggwe owange my woman
Talalalala

Submit Contacts

5 thoughts on “Cinderella Lyrics – Rickman Manrick ft. An-Known Prosper”
  1. In love with the song✨❤️????Rickman Manrick yatukubye kaano????????It’s so lit ????Big up
    Anknown❤️❤️❤️❤️

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *