Biswanka
Dr. Lover Bowy
Navy Beats
Hit Tower di problem
Ah so we tell yah

Lover Bowy
Nali mmanyi nti alinjagala aliba ku mbalaasi njeru
Ng’olususu lweru mu mikono gye walaayi temuli mabavu
Kye nasuubira ssi kye nasanga aah, oh no
I got no reason to love you nga nkulimba bya balimba, oh no no
Nja fukamiza amaviivi ku ttaka nze n’emikono ngiwanike yeah
Nditambula olugendo lw’omukwano n’ebigere binjabike eh, eeh

Biswanka
So now let me search
For the beautiful love
Njagala mmulabirire
Let me search
For the beautiful love
Gwe naawembejja ne bwe mba mu church yeah, mu church
Ne bwe mba mu church yeah, mu church

Both
I’ll never forget that day
Lwe naseerera, ne ngwa mu love
I’ll live to regret, my energy
I wasted
Kye nasuubira, mukwano ssi kye nasanga
Bambi take it slow, ojja kutomera
Nsaba weegendereze
Leka ntambule nga nnoonya omusawo w’omukwano
Anzijanjabe, nkooye ndabye abalimba ah
Baby am sorry sikyali oli, kankwesonyiwe
No more hurting baby, tekyali bya kunnumya

Biswanka
So now let me search
For the beautiful love
Njagala mmulabirire
Let me search
For the beautiful love
Gwe naawembejja ne bwe mba mu church yeah, mu church
Ne bwe mba mu church yeah, mu church

Both
Nayisibwa bubi ne nnyolwa nnyo nga ntomedde
Era I used to grieve for your loving bambi tell me why?
And I’ll never surrender
Till I get my perfect match
Baby am sorry sikyali oli, kankwesonyiwe
No more hurting baby, tekyali bya kunnumya

Ah we di problem

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin