Andre on the beat

Tutambule mpola
Tuseeyeeye mpola
Tukwate mpola
Gye tugenda tumanyiiyo
Nkwata mpola
Ndiisa mpola
Nnywesa mpola
Gye tugenda tumanyiiyo
Better hold me
Tolwayo ejja kuba nsobi
Okimanyi nina ensonyi, babe

Ebyo by’okola
Babe by’okola
Bwe mbigatta ne mbigatta
Ndaba yeggwe ansaanira
Ebyo by’okola
Babe by’okola
Bwe mbigatta ne mbigatta
Ndaba yeggwe ansaanira

You are meant to be with me
I was meant to be with you
Omukwano ogwaddala, tegusaanuuka
Nze bw’ontunuulira mu maaso
You take away my mambo wazo
You take my breath away
Better hold me
Tolwayo ejja kuba nsobi
Okimanyi nina ensonyi, babe

Ebyo by’okola
Babe by’okola
Bwe mbigatta ne mbigatta
Ndaba yeggwe ansaanira
Ebyo by’okola
Babe by’okola
Bwe mbigatta ne mbigatta
Ndaba yeggwe ansaanira

Nsubtractinga
Multplyinga
Answer nfuna yiyo
Nsubtractinga
Multplyinga
Answer nfuna yiyo
Better hold me
Tolwayo ejja kuba nsobi
Okimanyi nina ensonyi, babe

Ebyo by’okola
Babe by’okola
Bwe mbigatta ne mbigatta
Ndaba yeggwe ansaanira
Ebyo by’okola
Babe by’okola
Bwe mbigatta ne mbigatta
Ndaba yeggwe ansaanira

Finally, mututte ye wange
Ye why not?
Byatandika nga byakusaaga
If you don’t know
Ssikyasearchinga do know

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *