Byenyeenya
Gegeenya
Baby, let me your darlio
Kuba ekituufu nze onkolera biriyo
Girl, I really like your make up
Ddamu message zange ku Whats App
Selfie nze naawe twekubyeyo ka snap
Bakulabeko ne Fameika omubi mu rap
Facebook, Insta please follow me up
Abo njagala obasosole nga Trump
Mbuulira oba oyagala nguzi nkuliise
Abo ba fake abakukwana obafiise
Nyenyezaamu n’abawala obatiise
Eh! Nga tozina toyagala money?
Nze nziyiwa ng’atayagala money
Bw’oba onoonya don alina money
Siri don naye nina money
I like it when you shake your body
Nze njagala nga byenyeenya
Bw’oba oyagala gegeenya
Baby, let me your darlio
Kuba ekituufu nze onkolera biriyo
Eh! Nze njagala nga byenyeenya
Bw’oba oyagala gegeenya
Baby, let me your darlio
Kuba ekituufu nze onkolera biriyo
Buli w’oyita ne bawala ne bawala banno baloba!
Bw’osmiling-a eno empale zitoba
Bw’onyeenya oneelabiza ex eyanoba
Eno nsasagge maama bulamu wasoba
Onkubisa butida ate tekuliiko lukoba
Ebyaffe bya mirembe temuli kuguluba
Engeri gy’okakankanya sikasuubira kukaluba
Bayaaye buli lwe bandaba naawe babuba
Baali tebakimanyi nti nze naawe kiriba
Maja tofaayo weegali sigakuyiriba
Toyinza kuleka ga nsuwa ate
N’onywa ga mu kidiba
Bw’oleka nze baby oba ogenze kudiba
Eh! Nga tozina toyagala money?
Nziyiwa ng’atayagala money
Bw’oba onoonya don alina money
Siri don naye nina money
Ffiga ky’ekyo Mukama yakubumba
Otiisa bulijjo nze ntya n’okkulumba
Ngya kutta nte ng’oyoyezza ekibumba
Baby, sirikigeza kulimba
Yeah, ozina bulungi weebale
Basajja bangi naye mwana beewale
Ku dance floor njagala nze naawe twetale
Zina bend over leka byenyeenye
When me come over ndabeko mweenye
Zina bend over abo bakookoonye
When me come over nze tonkookoonya
Kuba nze wuwo
Ondi mu mubiri ne ku mwoyo
Obulungi bwo bundeeta n’akatuuyo
Leeta omutima gwo nguteeke ku kitiiyo
Abayaaye abalina love eya ddala ddala tubaayo
Artine Pro
A Fik Fameica
Yeah
Nange awo we nnalabira
A Karma Island
i just like da way u mek it fameica
You missed get down byenyenya fresh bwoy kegenya
it iz fantastic, thanx
Wuw, kyakabi na nyo,…just enjoyed it
Without #get down
Thaxs! even we lyke Nutty Neithan’s song lyrics.
Thats it.cool.lyrical lyrics.lyrically written.dis is real lyricallation.
wowowo nyc
you missed get down