Bye Bye Radio Lyrics – Ziza Bafana

Eh mwana
Mwana wange
Mwana Radio bamusse mu bintu by’ekiyaaye
Aah
Bless Touch
Bafana

Sitaani ozizza omusango
Okukwata kw’ono atalina musango
Laba abatemu bw’obasindise
Nebakwata kw’ono asanyusa abaana ba Katonda
Bambi ka Radio
Bambi ka Radio
Nsigadde kuwulira ku radio
Kuba eddoboozilyo terikoma
Aah eddoboozilyo terinyiwa teritama
Lyo likkusa bambi bw’oliwulira
Eddoboozilyo terikoma
Nsigadde kuwulira ku radio

In our souls
Ofudde ofuuse Legend
Aah Radio
Onnumye nnyo Mukama akuwummuze mirembe
Ayi my soldier
Ayi bwoy soldier
Little bwoy soldier
Wummula mirembe

In our souls
In our hearts
You remember
Goodbye Radio
In our souls
In our hearts
You remember
Bye bye Radio
Bye bye Radio
Bye bye Radio
Goodbye Radio
Wummula mirembe
Bye bye Radio
Bye bye Radio
Goodbye Radio
Wummula mirembe
Bye bye Radio
Goodbye Radio
Bye bye Radio
Wummula mirembe

Aah Radio a soldier man
He designs like a soldier man
Talks, moves like a soldier man
Radio died like a soldier man
Died like a soldier man
Radio died like a soldier man
Remember like a soldier man
Goodlyfe soldier man
Radio Ssekibogo soldier man
Moses Radio soldier man
Goodlyfe ways all Soldier man

Boom back
Salute
Soldier man Radio soldier
Boom back
Balaba balaba balaba balaba
Wummula mirembe
Mukama akusaasire ebyakusobako
Omwoyo gwo aguwummuze mirembe Ssekibogo
Radio radio
We ever met you
We ever met you
Bye bye Radio
Bye bye Radio
Bye bye Radio
Bye bye Radio
Light and light and light
Goodlyfe family
Weasel Manisal
Bikwase Mukama
Mukama y’amanyi
Era Mukama y’agaba ate y’atwala
Akay wummula mirembe
N’abayimbi baffe bonna abakafiiriddemu engeri bwetyo
Large large large
Nkimanyi tunyoleddwa nnyo nga Uganda
Okutwaliza awamu
Amiina

Submit Corrections