Amadirisa gaayiika
Nze sikujjukira
Masannyalaze gaagenda
Oli mu nzikiza
Amadirisa gaayiika
Nze sikujjukira
Masannyalaze gaagenda
Oli mu nzikiza

Nessim Pan Production

Mbu you’ve come back for more
Mpulira wakyuka
Nze nzija mu bintu byo
Vva mu kuloota
Nga wekyanga
Wankuba ragga
Wanfuula mukozi mu bwakabaka
N’ontaagula omutima
Nga ŋŋumye anti nninze embaga

Ex, wampa experience
Time ya expiring-a
Osambyeko retiring-a
There goes the door exiting-a
Ba-bye ba-bye ex
Ba-bye ba-bye
Ba-bye ba-bye ex
Ba-bye ba-bye

Ekizibu nina short time memory
Unless you add something to me
By’okola biva kuno, paka kuli
Sirina budde bwa history
Wali we wandekera ku muggalo
Awo navaawo
N’amadaala gaalinnyamu
Nze nakolamu

Mbu you’ve come back for more
Mpulira wakyuka
Nze nzija mu bintu byo
Vva mu kuloota
Nga wekyanga
Wankuba ragga
Wanfuula mukozi mu bwakabaka
N’ontaagula omutima
Nga ŋŋumye anti nninze embaga

S.K.I.E.S

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *