Ian Pro pon the beats
Lee
Ebintu bya laavu binyuma nnyo
Nga ssi bya bwavu
Omukwano ogulimu amaja
Temuba biwanvu
Bu lips bwokissinga
Bwetaaga feeding
Okulya ssente ssi kulya mwana
Wamma baby nze nakolamu
Obulamu ne bukyukamu
Mbadde nsaba nkuteekemu yeah aah
Take this for your papa
And this for your mama
Take this for your ex-boyfriend, yeah eh
Related: Like You Deserve Lyrics – B2C
All
Ebintu by’amaanyi by’amaanyi
Atalina maanyi tafumita lindaazi
Babe nze nina amaanyi
Ebintu bya laavu bya mmaali
Nga tolina mmaali oba okivuddemu
Aah nze ndi w’amaanyi
Bobby
Ebigambo tebigula mata
Atalina nsimbi tazimba waka
Oyogera bingi ffe tukusekerera
Tetulina bigambo tusasulanga
What do you like my girl?
Omutima gukubira ku gwe all the time
Abawala abalala no you de like
Saagala birala kuba you fantasize, eeh
Uncontrollable
Omutima gukubira kw’alinawo
Atalina kalina n’olwekyo y’asikawo
High emmotoka y’avugawo
Kibunoomu touchinga ku nkola yo
Related: Byakyuka Lyrics – B2C
Julio
Ssente weekuba egonzaawo
Ne bw’oba olina abateesi ba lo
Ebintu bya laavu binyuma nnyo
Naddala ng’olina ky’olinawo
Kyusaamu
Atalina seesaamu
Alina yongezaamu
Bwotamuwa adduka mangu
Kati kola nnyo kye nkubuulira
Mmaaliyo y’ekweyimirira
Tonyiiga olw’abazirina
Abazirina be bakazimbaamu