Ndi mulala nnyo nnyo nnyo nnyo nnyo
Nafuuka mulala nnyo, nnyo nnyo
Biri birala nnyo nnyo nnyo nnyo nnyo
Nafuuka birala nnyo, nnyo nnyo

Julio & Bobby
Wewammanyira nasukkawo (byakyuka)
Nasukkawo (ebintu byakyuka)
N’amaanyi kati nnina (byakyuka)
Kati nnina (ebintu byakyuka)
Wewammanyira nasukkawo (byakyuka)
Nasukkawo (ebintu byakyuka)
N’amaanyi kati nnina (byakyuka)
Kati nnina (ebintu byakyuka)

Lee
Nga nakwetondera dda netonde emeka?
Nkusaba tutandike bupya bikadde by’osembeza
Nafuuka mugoberezi wo njiga by’otendeka ah
Me know you can love me in any way
Okutunula emabega that’s a wrong way
By’okola biruma
Tonkaabya eno bampulira ah
Omutima ggulawo
Nyingire answer ndeese byadda

Julio & Bobby
Wewammanyira nasukkawo (byakyuka)
Nasukkawo (ebintu byakyuka)
N’amaanyi kati nnina (byakyuka)
Kati nnina (ebintu byakyuka)
Wewammanyira nasukkawo (byakyuka)
Nasukkawo (ebintu byakyuka)
N’amaanyi kati nnina (byakyuka)
Kati nnina (ebintu byakyuka)

Lee
Ndi mulala nnyo nnyo nnyo nnyo nnyo
Nafuuka mulala nnyo, nnyo nnyo
Biri birala nnyo nnyo nnyo nnyo nnyo
Nafuuka birala nnyo, nnyo nnyo

Julio
Eeh, girl to-tondoza
Bennalozaako bamala sikyaloza
Bulabo nkuwa weezizaaziza
Nze nkuwa guarantee butakutuntunza
Naye mi love is infinity
Oyagala gifuula alternative
Yeah, me positive you ever negative
Mu love obwesigwa ye security

Bobby
Let me sing this
Omutima oguzimbyazimbya okukira akapipa
Ever obeera onkangakanga na kita
Manya gwe bw’oba kidduka kati nze mafuta
Me got same love mutima nazi… eh!
Manya mission nuh never
Omutima mugumu ne bw’ogulinnyisa tuleera
Naye ondoubtinga by’okola ebyo bya kireera
Neweekwasakwasa omukwano n’onseera

Lee
Ndi mulala nnyo nnyo nnyo nnyo nnyo
Nafuuka mulala nnyo, nnyo nnyo
Biri birala nnyo nnyo nnyo nnyo nnyo
Nafuuka birala nnyo, nnyo nnyo

We dem B2C Soldiers
God’s last borns
Sir Dan Magic
Raaaa
Byakyuka
Ebintu byakyuka
Byakyuka
Ebintu byakyuka

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin