Aaah
Dama
Aaah
E-Eddie Dee

Omutima mwe wateeka amavunya
Nkyalwana okugugolola
Nasirikira bingi nakaaba nnyo n’amaziga
Nga nnina okunyolwa
Ensonga gy’oliko nga yayitako
Oswala gwe tokiraba?
Bye nasomako byaggwayo era nakufunamu report
Ompoleza wakyuka mbu wava ne ku mize
Nze bwe nkulaba tewali njawulo
Obwongo n’omubiri gwo ebyakutwalayo
Bikyakola tebiriyiga

Yigira ku nze okwesonyiwa (aaah)
Naddala nga byagaana (aaah)
Yigira ku nze okwesonyiwa (aaah)
Naddala nga byagaana (aaah)
Tommalira biseera ah (aaah)
Ebyange naawe byagaana (aaah)
Tommalira biseera ah (aaah)
Ebyange naawe byagaana (aaah)

Nazimbanga mwami ne nva ku birungi
Mmanyi lumu tulyesimisa
Akagatto akalungi kakabe akasaati
Nga mbikuwa kumbe onfera
Ak’obuntu tewambalaamu (aaah)
Wasiiyanga buli mumyufu (aaah)
Weefuela mbu ggwe oli mubuufu (aaah)
Ng’ondaba nga nze omuboofu (aaah)
Mu bulumi nakugamba ndeka
By’onnemerako tebikola byesittaza
Nakwerabira byakyuka siridda aaah

Yigira ku nze okwesonyiwa (aaah)
Naddala nga byagaana (aaah)
Yigira ku nze okwesonyiwa (aaah)
Naddala nga byagaana (aaah)
Tommalira biseera ah (aaah)
Ebyange naawe byagaana (aaah)
Tommalira biseera ah (aaah)
Ebyange naawe byagaana (aaah)

Nakuta nakwesonyiwa
Nayiga ne neesuubiza
Obulumi nabwerabira
Kyaggwa dda aaah
Omutima mwe wateeka amavunya
Nkyalwana okugugolola
Nasirikira bingi nakaaba nnyo n’amaziga
Nga nnina okunyolwa
Ensonga gy’oliko nga yayitako
Oswala gwe tokiraba?
Bye nasomako byaggwayo era nakufunamu report

Yigira ku nze okwesonyiwa (aaah)
Naddala nga byagaana (aaah)
Yigira ku nze okwesonyiwa (aaah)
Naddala nga byagaana (aaah)
Tommalira biseera ah (aaah)
Ebyange naawe byagaana (aaah)
Tommalira biseera ah (aaah)
Ebyange naawe byagaana (aaah)

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *