Nandor Love eh
Jowy Landa
TNS
Nessim Pan Production

Love osmosis
Love binoculars
Nakoowa love racing
Tonnyumiza nze nonsense
Mbu yalina akakebe k’omukwano akakwafu
Omutali na bicaafu
Mbu era yalina n’omutima omugonvu
Ogutamanyi na lyenvu
Love concentrating
Love meditating
Nakoowa bi pretending
Kuba tebikola na meaning
Nze nakuwa mukwano pure
Wanziriza binyiizo
Nze nakuwa bi love mature
Buuza Weasel Manisal

Byaddala, byaddala
Batumenya mitima byaddala
Byaddala ebintu byaddala
Ensonga z’omutima zaddala
Byaddala, byaddala
Batumenya mitima byaddala
Byaddala bintu byaddala
Ensonga z’omutima zaddala

Guno omutima baakubamu bullet
Nebwondaba nze nga ndaajana
Ne referee yasangulawo penati
N’omupiira tetwagumala
Abawagizi baakumamu circuit
N’omupiira negutankana
Uniform neziddugala
Engatto nezibulankana
Nabawanuka nebamwawula
Ekyo Nantongo ky’ekyamugobya

Byaddala, byaddala
Batumenya mitima byaddala
Byaddala ebintu byaddala
Ensonga z’omutima zaddala
Byaddala, byaddala
Batumenya mitima byaddala
Byaddala bintu byaddala
Ensonga z’omutima zaddala

Mbu yalina akakebe k’omukwano akakwafu
Omutali na bicaafu
Mbu era yalina n’omutima omugonvu
Ogutamanyi na lyenvu
Nze nakuwa mukwano pure
Wanziriza binyiizo
Nze nakuwa mukwano mature
Buuza Weasel Manisal

Byaddala, byaddala
Batumenya mitima byaddala
Byaddala ebintu byaddala
Ensonga z’omutima zaddala
Byaddala, byaddala
Batumenya mitima byaddala
Byaddala bintu byaddala
Ensonga z’omutima zaddala

Byaddala, byaddala
Batumenya mitima byaddala
Byaddala ebintu byaddala
Ensonga z’omutima zaddala
Byaddala, byaddala
Batumenya mitima byaddala
Byaddala bintu byaddala
Ensonga z’omutima zaddala

Eh, Mashup dem all dead
RedZone yeah
Jowy Landa
Nandor

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin