Weasel
Hullo
Hullo
Bannaaye tagikwata
Haha, I don’t wanna say this is a Goodlyfe
Cause everybody knows
Alongside Swangz Avenue, Oscar
Yes we tell them
Bwe biba ha ha

Oscar & Weasel
Bwe biba bwe bityo
Bwe bityo
Bwe biba nga bakukyaawa
Bwe biba bwe bityo
Bwe biba bwe bityo
Hmm bwe bityo
Ng’afunye gw’ayagala ebbali

Oscar
Waliwo sign z’olaba aah
N’omanya nti ono agenda leero
Eyali afumba ekyeggulo
These days, there’s no sweet kyeggulo
Eyakugamba nti babe I trust you
Yeesiga mulala
Gwe yayanjula mu banne be
Abawaanira mulala
Mu mutima ensaalwa gy’ofuna
Ng’olina w’oli bakuyitako awo
Ojula okufa maama haa yeah

Radio
Ssi bulumi bwa bbwa
Nti oteekako eddagala n’owona
Ssi njala nti bw’onoolya ku mmere onokkuta
Eyali akwagala akyusa amaaso
Atunuulira omulala
Eyayambalanga ng’ajja gy’oli
Kati agenda wa mulala
Gwe wakubiranga n’akwata
Kati eriyo omulala akwata
Eyakugambanga I love you, I miss you
Waliyo omulala, gw’abigamba eyo
Ebbali eyo
Gw’abigamba

Weasel
Omulaba ng’abitandika azoleya
Omukwano ogwammwe nga gweveera
Eyali akuwaana takyamatira
Akulaba nga kikere ku mbaata
She no want you anymore
Cause she fed up of you
And she got someone
She nuh believe in you anymore
I know you feel the pain
But the girl is leaving oh
She no want you anymore
Cause she fed up of you
And she got someone
She nuh believe in you anymore
I know you feel the pain
But the girl is leaving oh

Radio & Oscar
Kale bw’oba ne gw’oyagala
Mukwate kwatira ddala onyweze
Bw’oba ne gw’omatira
Mukwate kwatira ddala omiime
Bw’oba ne gw’oyagala yeah yeah yeah
Kwata, kwata, kwata yeah
Nyweza nyweza nyweza
Nyweza miima
Nze mpaana kyana kyange
Mazima miima kyana kyange
Nze mpaana kyana kyange
Mazima miima kyana kyange

All
Bwe biba bwe bityo
Biriba bwe bityo
Biriba bwe bityo
Biriba bwe bityo
Bwe biba bwe bityo
Gw’ayagala ebbali
Ssi bulumi bwa bbwa
Nti oteekako eddagala n’owona
Ssi njala nti bw’onoolya ku mmere onokkuta
Omulaba ng’abitandika azoleya
Omukwano ogwammwe nga gweveera
Eyali akuwaana takyamatira
Akulaba nga kikere ku mbaata

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *