Buluma Akuze Lyrics – Clever J

Sure Events

Clever J
Producer Andre

Obulamu buluma akuze
Obulamu bw’ensi eno buluma akuze
Buluma akuze obulamu
Gira gwe n’otetenkanya
Ekigaanye Mukama n’ataasa
Mukama n’ataasa x 2

Abange abange nkedde ku makya nina kye mbuuza
Lwaki munjagala nnyo olumu ne munfiisa?
Kyenva mbabulako, mbaleetere ebyokya
Mubanguke, ate olumu ne munfiisa
Nze ebintu bye nkola Mukama Katonda y’andaga
Ate talekulira essanyu lya lubeerera
Ba nziggya ku ndagu
Omukisa gwamme ye geyeena (fire)
Gwe lindako judgment day
Lumu, nagendako eyo ewa Uncle
Uncle Mayanja bwatyo n’aŋŋamba
Nti buluma akuze obulamu
Bw’obugattako obutasoma
Olwo gujabagira

Obulamu buluma akuze
Obulamu bw’ensi eno buluma akuze
Buluma akuze obulamu
Gira gwe n’otetenkanya
Ekigaanye Mukama n’ataasa
Mukama n’ataasa x 2

Kituufu buluma akuze era ndabye
Oba nyiigire nnyo oyo Chameleone?
Anti eyampagaawaga okkuba ekidongo
Osanga nandibaddeko Pulezidenti
Anti ne Bobi Wine yali mudongo
Nange ne nkukumba ku bululu bwammwe
Olwo ne nteesa
Ateeka n’ateeka
Emiziki ne nkoona
Emirere ne nfuuwa
Ne nfuuwa nnyo okufuna kye naalya
Emirere ne nfuuwa
Ne nfuuwa nnyo okufuna kye naalya

Obulamu buluma akuze
Obulamu bw’ensi eno buluma akuze
Buluma akuze obulamu
Gira gwe n’otetenkanya
Ekigaanye Mukama n’ataasa
Mukama n’ataasa x 2

Clever J
Producer Andre

Tumefaulu ata kama shida mingi
Dunia ngumu, kama sipulingi
Zaidi na kufanya, mileri na mileri
Jua kazi yako, ili chakula yako
Omekata kufanya, wewe sawuri yako
Wewe iko na tabu
Mi nakuongea nkubuuliridde
Obeeko ky’oyiga muli otegeere
Kabube ddi ng’olindiridde
Nga tokoze omala budde nate

Obulamu buluma akuze
Obulamu bw’ensi eno buluma akuze
Buluma akuze obulamu
Gira gwe n’otetenkanya
Ekigaanye Mukama n’ataasa
Mukama n’ataasa x 4

Sure Events
Tuli ffenna?

Submit Corrections