Bujju
A Karma Ivien
Jemo
New School King
T… T.O.N

Bujju
Zaddy
Gwe Bujju
Wangi Zaddy eeh
Bujju
Zaddy
Vva mw’ebyo Bujju
Okoba ki Zaddy? Aah
Bujju
Zaddy
Gwe Bujju
Wangi Zaddy
Bujju
Zaddy
Vva mw’ebyo Bujju
Okoba ki Zaddy? Aah

Bujju yabala
Akimanyi ky’ava alina ku malala
Ono tabukuta
Mwana yakolamu, yeah
Anoonya kimu taata bulamu, yeah yeah
Bujju totya ofunye Zaddy
Come near, come to daddy
Neesiga sikola dirty yeah yeah
Ate nga ever mbeera ku duty eh eh
Mungu nsiimye yakuwa beauty
Baby walaayi onyumisa party
Security muguwa nange
Buli akukwatako nze ŋenda na mutwe

Onkuba kufa
Ndi ku yiyo bali gwe tobatya
Nkimanyi kibaluma kufa
Ndi ku yiyo bali gwe tobatya
Jemo ŋenda banywesa ccupa ku ccupa, gyal
Oguwooma n’oguli bitter
Ng’eno ebinaafu bwe batukuba
Snapchat, Google ne Twitter
Kati kkiriza baby wamma nkuwe massage
Ka vacation Bujju nkutwaleko e Dubai, eh eh
Nigeria to Taiwan
Nkugamba mazima baby sikusiba kiwaani

Bujju yabala
Akimanyi ky’ava alina ku malala
Ono tabukuta
Mwana yakolamu, yeah
Anoonya kimu taata bulamu, yeah yeah
Bujju totya ofunye Zaddy
Come near, come to daddy
Neesiga sikola dirty yeah yeah
Ate nga ever mbeera ku duty eh eh
Kati kkiriza baby wamma nkuwe massage
Ka vacation Bujju nkutwaleko e Dubai, eh eh
Nigeria to Taiwan
Nkugamba mazima baby sikusiba kiwaani

Le… Le go big tune

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *