Bad guys
Recho Rey is how we do it ppya!
Ykee
Nessim Pan Production

Recho Rey
Kansooke mbasabulire kano ka beat
Bomboclat mbatuuze ku Hot Seat
Mmwe musaaga ah mulina okunyiga quit
Kambavuge ng’avuga engatto za skate
Bomboclat mubadde mwasama nnyo
Nga n’ebitajja mugasinika nnyo
Hmmm mstchew nga mugatikka nnyo
Kati ye ssaawa nkabatamye akazannyo mmwe!!!

Ykee Benda
Bomboclat to the bad mind there
Bomboclat hmmm
Bomboclat to the bad mind there
Bomboclat, bomboclat
Ba mulyabuto bomboclat
Every lazy citizen bomboclat
Lazy politician bomboclat
Nammwe abatasasula bomboclat

Recho Rey
(Laughs)
Ani yabagamba ntino sirina musajja?
Mbu olw’okuba ndi kyakulassajja!
Gy’ali eka eyo n’empewo bw’ejja y’ambikka
Mutulinde maaso awo ne ka baby kajja
Bomboclat mutuggyeko akajanja
Sirina gye ndaga kubanga naakajja
Mugumeemu kubanga ebyakabi byo bijja
Ŋenda kusumulula endongo wano ng’etujja
Egenda ozinisa abakazi n’abasajja
Ate no nammwe bu rapper obuneeriggyako
Ng’ate busooka kulinda nze okukola ekiddako
Muneegendereze kubanga gwe naakwatako
Agenda anyumiza banne ekinaamutuukako ppya!!!

Ykee Benda
Bomboclat to the bad mind there
Bomboclat hmmm
Bomboclat to the bad mind there
Bomboclat, bomboclat
Ba mulyabuto bomboclat
Every lazy citizen bomboclat
Lazy politician bomboclat
Nammwe abatasasula bomboclat

Recho Rey
Bomboclat abasika obusimu mu jam
Kw’ossa nammwe ba chali abalaba BM
Bwe mucankalana ne mutaayiza bu deemu
Bu nnyabo ne mubutuusaako emize emikyamu
Bomboclat mmwe ba chali abakuba gym
Ng’ate bu chali bwammwe buli slim
Butunyiiriza ddala ffe ba madam
Mukyuseemu muyige osongola ekkalamu
Bomboclat boyfriend wa mukwano gwange
Togeza n’oddamu okkuba ku ssimu yange
Nvaako mpowa ommalirako omuliro gwange ppya!!!

Ykee Benda
Bomboclat to the bad mind there
Bomboclat hmmm
Bomboclat to the bad mind there
Bomboclat, bomboclat
Ba mulyabuto bomboclat
Every lazy citizen bomboclat
Lazy politician bomboclat
Nammwe abatasasula bomboclat

Black Girl fly

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *