Fresh
Labayo bye nkubuulira mukwano gwange
Byonna byonna biva wansi mu mutima gwange
Bingi tebigya na ku lulimi lwange, gwe kirabe
Sometimes mbeerayo mu mbeera zange
Ne ndowooza ebintu by’okoze mu bulamu bwange
Taata ne nkuyimbira obuyimba bwange, gwe bulabe
Era kankuwe byonna
Nkwagala nnyo tongobya omukwano
Gwonna gwa kukumenya
Ye maama tonsekerera
Ngudde mu bitimba ssi love
Taata wange saasira
Next week tugendeko mu bazadde bange
Bonna bonna beesunze olaba olulenzi lwange
Tuyiteko n’ewa Juma mukwano gwange, akulabe
Bino bi care by’onsuulira
Bisasulwa mu cash oba zaabu?
Ye maama tonsekerera, take care
You know I got you
Every morning, and every day
In the morning, and everyday
Every morning, nsaba nkuwe
Hmmm
Era kankuwe byonna
Nkwagala nnyo tongobya omukwano
Gwonna gwa kukumenya
Ye maama tonsekerera
Ngudde mu bitimba ssi love
Taata wange saasira
Tugendeko mu bazadde bange
Beesunze olaba olulenzi lwange
Nkwagala nnyo tongobya omukwano
Gwonna gwa kukumenya
Ye maama tonsekerera
Ngudde mu bitimba ssi love
Taata wange saasira