Andre on the Beat

Nkwagala ng’otudde wali, wali
Nenkunyumiza biri ebyaliwo luli yeah
Mu ka umbrella, bwe tumwenya, bwe twewaana aah ah
Mbeera mbirowoozaako, yeah
Weesunangako nga munno akufaako ooh
Mukwano, mukwano
Munnange tomanyi kiri eno
Nnyambaako mukwano ooh

Nkwagala biri (eh)
Biri biri biri yeah eh eh
Wankola bubi
Bwewadduka luli yeah eh eh
Nkwagala biri
Biri biri biri yeah eh eh
Wankola bubi
Bwewadduka luli yeah eh eh

Omukwano guwooma ŋŋambaako nti tolinkyawa
Abangi bagenda
Abangi bo bajja nebekyanga
Nze ŋŋamba linda embaga
Embaga ngireeta teweekyanga
Nkwagala nnyo nnyo singa okimanyi, singa okimanyi
Nze wannondayo n’onzigya mu bali, nava mu bali eh
Mukwano, mukwano
Munnange tomanyi kiri eno
Nnyambako mukwano ooh ooh

Nkwagala biri (eh)
Biri biri biri yeah eh eh
Wankola bubi
Bwewadduka luli yeah eh eh
Nkwagala biri
Biri biri biri yeah eh eh
Wankola bubi
Bwewadduka luli yeah eh eh

Nkwagala ng’otudde wali, wali
Nenkunyumiza biri ebyaliwo luli yeah
Mu ka umbrella, bwe tumwenya, bwe twewaana aah ah
Mbeera mbirowoozaako, yeah
Weesunangako nga munno akufaako ooh
Mukwano, mukwano
Munnange tomanyi kiri eno
Nnyambaako mukwano ooh (mukwano)

Nkwagala biri (mukwano)
Biri biri biri yeah eh eh (mukwano)
Wankola bubi (mukwano)
Bwewadduka luli yeah eh eh
Nkwagala biri
Biri biri biri yeah eh eh
Wankola bubi
Bwewadduka luli yeah eh eh

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin