Pima, bala ebiseera
Ndowoozaako nange
Nkakasa ntya nti onjagala?
Nga tompaayo kadde
Aah ah byonna mbigumira
Naye ekyo labayo naawe kizibu
Tera onfissizeewo akaseera
Nsanyuke nga bwendaba abalala
Binyuma
Nga gw’oyagala takwekkaanya
N’okola ku kyejo
Ng’ali awo n’asekaaseka
Kino nkisimbako akati
Kubanga kiba kikulu nnyo
Ng’embeera y’obulamu bweba
Waliwo lwenkumissinga
Ekiwangaaza omukwano
Biba bintu si bingi
Naye ekityoboola omukwano
Butafaayo kw’oyo munno akwagala
Osaana ofune akaseera
Onkoleko repair ku mwoyo
Amaanyi ga buli ali mukwano
Gava mu kumuddaabiriza
Binyuma
Nga gw’oyagala takwekkaanya
N’okola ku kyejo
Ng’ali awo n’asekaaseka
Kino nkisimbako akati
Kubanga kiba kikulu nnyo
Ng’embeera y’obulamu bweba
Waliwo lwenkumissinga
Yii laba ensi ekanudde
Tondeka mu bikemo bikambwe
Tewali atalemererwa kimanye
Singa aba nga muntu
Siganye okola kyo kituufu naye eh
Mpulira mazima munda eyo munze
Sinoga bulungi mukwano gwo
Binyuma
Nga gw’oyagala takwekkaanya
N’okola ku kyejo
Ng’ali awo n’asekaaseka
Kino nkisimbako akati
Kubanga kiba kikulu nnyo
Ng’embeera y’obulamu bweba
Waliwo lwenkumissinga
Binyuma
Nga gw’oyagala takwekkaanya
N’okola ku kyejo
Ng’ali awo n’asekaaseka
Kino nkisimbako akati
Kubanga kiba kikulu nnyo
Ng’embeera y’obulamu bweba
Waliwo lwenkumissinga
Yii laba ensi ekanudde
Tondeka mu bikemo bikambwe
Tewali atalemererwa kimanye
Singa aba nga muntu
Siganye okola kyo kituufu naye eh
Mpulira mazima munda eyo munze
Sinoga bulungi mukwano gwo
Binyuma
Nga gw’oyagala takwekkaanya
N’okola ku kyejo
Ng’ali awo n’asekaaseka
Kino nkisimbako akati
Kubanga kiba kikulu nnyo
Ng’embeera y’obulamu bweba
Waliwo lwenkumissinga
Binyuma
Nga gw’oyagala takwekkaanya
N’okola ku kyejo
Ng’ali awo n’asekaaseka
Kino nkisimbako akati
Kubanga kiba kikulu nnyo
Ng’embeera y’obulamu bweba
Waliwo lwenkumissinga
Binyuma
Nga gw’oyagala takwekkaanya
N’okola ku kyejo
Ng’ali awo n’asekaaseka
Kino nkisimbako akati
Kubanga kiba kikulu nnyo
Ng’embeera y’obulamu bweba
Waliwo lwenkumissinga