Fangone Forest
Clever J
Lafitte, Alien
Shidy Beats on the beat
Lafitte Beats

Both
Binyuma bitya binyuma bitya?
Kibeera kitya bibeera bitya?
Gunyuma gutya bibeera bitya?
Ntwalaako naawe (tondeka)
Binyuma bitya binyuma bitya?
Bibeera bitya bibeera bitya?
Gunyuma gutya gunyuma gutya?
Ntwalaako naawe (tondeka)

Clever
Ndowooza omutima gukubaganye
Waiter sunda beer tumunywe
Abalimu ebimenke enkwacco balume
Ntwalaako naawe (tondeka)
Hmmm naye ate tondabisa
Bwe nkusaba mukwano tondabisa mpa
Abayaaye bajja tuseka
Bw’onoŋŋaana bajja tuseka mpa
Kuba kuba kuba tobaweeza (Alien)
Nazze n’ekimenke twaka nga ffeeza
Gakyali mabaga mulindeko ekituuza
Clever J, mbaludde

Both
Binyuma bitya binyuma bitya?
Kibeera kitya bibeera bitya?
Gunyuma gutya bibeera bitya?
Ntwalaako naawe (tondeka)
Binyuma bitya binyuma bitya?
Bibeera bitya bibeera bitya?
Gunyuma gutya gunyuma gutya?
Ntwalaako naawe (tondeka)

Alien
Njagala ontwaleko mu kikiri
Nze njagala mbinuke omukiri
Ntuuke otuuka ku buliri
Nga sitoma nga nnyumiddwa ekikiri
Kale, Alien ne Clever J
Tukubye guno tonyumya gwa ggwangamujje
Abalogo ba kuno twabategedde
Bwe tuba mu matatu twabakubye J
Hmmm naye ate tondabisa
Bwe nkusaba baby tondabisa aah
Abayaaye bajja tuseka
Bw’onoŋŋaana bajja tuseka mpa

Both
Binyuma bitya binyuma bitya?
Kibeera kitya bibeera bitya?
Gunyuma gutya bibeera bitya?
Ntwalaako naawe (tondeka)
Binyuma bitya binyuma bitya?
Bibeera bitya bibeera bitya?
Gunyuma gutya gunyuma gutya?
Ntwalaako naawe (tondeka)

Both
Nawulira omutima baagumenya dda
Nga n’ogwange gwamenyeka dda
Njagala, tukwatagane
Tulabe bwe tuyunga abatta emitima gyaffe
Hmmm naye ate tondabisa (Alien)
Bwe nkusaba mukwano tondabisa mpa
Abayaaye bajja tuseka
Bw’onoŋŋaana bajja tuseka mpa
Clever J…

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *