Oma Afrikana yeah
Brian Beats
Black Magic Entertainment
Si-si-sisaaga

Afrikana
Yeah, kiziki kiikino nkituddemu obutungulu
Kirina vibe kikuggya mu kaduukulu
Kivuuma nga kayiba mukuukulu
Mu kibira bboyi eyo ewabeera ba Badru
Party party everyday
Twesangeyo tukyekole
Admire your body
Go and call somebody
Ice bimbo ice bimbo
Kkiriza oli wa katijjo
Ndi muka sex fimbo
Jangu wano tulya kavimbo
Ayi, ayi oh (guntuuse mu byenda)
Ayi, ayi ah (mugumu nga ppeera)

Afrikana
Bikole osirike obe ku mwanjo
Bintu bya lo
Bikole osirike obe ku mwanjo oh
Onsaagisa nnyo
Bikole osirike obe ku mwanjo
Bintu bya lo
Bikole osirike ove ku bantu abo
Nga commando

Martha
Ba ba ba ba ba ba ba
Balabe bw’ebawambye
Ba ba ba ba ba ba ba
N’owolusapatu gwamuwambye
Akapiira nkacanga Ronaldinho
Bw’oba ne ky’obuuza obuuza Sino
Eh Kampala eno kattiro
Oyaayaana osaba pillow
Ffe abaana ba Ghetto tetutya loss
Bwekaba kapiira nteekawo cross
Mbeera faster ng’owa Red Cross
Eno tewaba katemba ssi mboozi z’amasuuti
Tuli mu bi bbiya tunywa
Deejay yongeza ggiya
Vvaawo toleeta ttima
Wamma sembera here

Martha
Bikole osirike obe ku mwanjo
Bintu bya lo
Bikole osirike obe ku mwanjo oh
Onsaagisa nnyo
Bikole osirike obe ku mwanjo
Bintu bya lo
Bikole osirike ove ku bantu abo
Nga commando

Both
Ba ba ba ba ba ba ba
Balabe bw’ebawambye
Ba ba ba ba ba ba ba
N’owolusapatu gwamuwambye
Ayi, ayi ah (bintuuka mu byenda)
Ayi, ayi ah (mugumu nga ppeera)
You got the I
You don’t drive
Kale panda gali (kikube)
Gwe kkiriza mbe your askari
Hear me yo eh
Party party everyday
Zanku zanku is the dance, fire

Afrikana
Bikole osirike obe ku mwanjo
Bintu bya lo
Bikole osirike obe ku mwanjo oh
Onsaagisa nnyo
Bikole osirike obe ku mwanjo
Bintu bya lo
Bikole osirike ove ku bantu abo
Nga commando

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *