Bibaawo Lyrics – Eddy Kenzo

Kayemba Nantabuulirirwa yasaabala gwa bbumba
Ebigambo bye baamubuulirira yabikwasa muzinŋoonyo
Okukkakkana yagwa mu ga goonya
Ensonga zaali za ntiisa

Mpuliririza baby dear abantu abo ssi balungi, yeah
Ba rumour monger baasi baagala nnyo ebigaanye ba lwali
Bakungobako, nakkiriza baakutwala
Ono propaga…, propaganda wakunkyaya
Ka juice kalungi mu ttaka
Baby baakakuyiisa bya ddala
Wankyayira bwereere, bwereere, aah  

Bibaawo ebyo
Bibaawo ebyo
Bibaawo ebyo
Bibaawo ebyo bwe biba
Bibaawo ebyo
Bibaawo ebyo
Bibaawo ebyo
Bibaawo ebyo byansi

Kati watya tusigaze ekitiibwa aah
Ebyama byaffe bisigale nga byaffe eeh
Ka chai tukafumbire eka na nku
Abasunzi tubadduke mangu
Baby ggwe, ggwe, ggwe munnange
Nze ŋŋamba olikomawo abo ng’obabuuse

Pereketya, pereketya,
Emisana pereketya, pereketya
Pereketya, pereketya
Emisana pereketya, yeah

Ye maama
Nze atalina maanyi galwana
Sirwane, nze sirina makosa
Kye mwayagaliza embazzi kibuyaga asudde
Kye mwayagala obwedda ye ssaawa mulindwa
Mukwate bulungi kye nsaba
Oyo muntu wange
Temunziriza nga biwompogoma
Ebikoonagana ng’ebye Naggalama

Eeh
O.C
Reconciliation
Nessim
Yah do know

Submit Corrections