Sheebah
Nessim
Queen Karma
TNS
What!

Kyenva nkuyita babe babe kubanga gyendi wakazaalibwa
Ate nagenda nensangibwa nga simanyi kunonooza byessaalaba
Your love is unbelievable, unstoppable, unconditional
Byonna mbikola lwakuba ng’onkakasizza
Nti oli wange personal

Nkwagala bitasangika
Bambi beera nange
Wadde ng’abalala bakwefasa
Bagaane beera nange
Nkwagala bitasangika
Bambi beera nange
Wadde ng’abalala bakwefasa
Bagaane beera nange

Mazima wandya obwongo
Mu bya love ndi zonto
Kyenva simanyi bya kookoonyo
Sikuwanvuya ng’oyo Ofwono Opondo oh
You’re the ringtone pon mi phone call
Nkuwulirira wala mu echo
Nga tuli babiri kaba kavimbo
Nga Beyonce ne Jay Z mu Rambo oh
Luli gwe wali oŋŋamba
Nkuwunyira bulungi nga Rose flower
Naye gwe mazzi gennaaba
Ontukuza bulungi era sikukyawa

Nkwagala bitasangika
Bambi beera nange
Wadde ng’abalala bakwefasa
Bagaane beera nange
Nkwagala bitasangika
Bambi beera nange
Wadde ng’abalala bakwefasa
Bagaane beera nange

Sisisinkananga muntu nga gwe
Mu binyonyi ku ttale oli nnyange
Ye kiki kyekiriba nkwesambe?
Sembera wano omutima gwe gwagadde
Ssi ssi wrangle
Ssi ssi wrangle
Tukola love tetukola misango
Vva ku bigambo
Action on board
Nkulaga mukwano sikuba bulango
Luli gwe wali oŋŋamba
Nkuwunyira bulungi nga Rose flower
Naye gwe mazzi gennaaba
Ontukuza bulungi era sikukyawa

Nkwagala bitasangika
Bambi beera nange
Wadde ng’abalala bakwefasa
Bagaane beera nange
Nkwagala bitasangika
Bambi beera nange
Wadde ng’abalala bakwefasa
Bagaane beera nange

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin