Eli Arkhis Music

Kati komya ekisa mukwano bambi onsika
Kati gwe bw’oseka eno gyendi bambi mpuba nfa
Nti bangi bampaga nti bambi omwana annina
Mukwano tonswaza, bambi tonswaza
Ooh wendi, mukwano wendi
Wendi, mu bingi wendi naawe
Njagala nentambula naawe, naawe
Mukwano binyuma ndi naawe, bambi naawe

Njagala gwe n’obeerawo
N’obeerawo, n’obeerawo
Buli lw’obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala gwe n’obeerawo
N’obeerawo, n’obeerawo
Buli lw’obeerawo
Nange mbeerawo

Nfubye nkuwe omukwano
Mu bungi bambi togaana
Bambi, bambi  
Mmanyi nti bangi baakulumya
Naye nze ssi bwendi
Bambi, bambi
Nkuweeki leero n’ebirala ntuma nze mbireete
Bambi, bambi
Njagala nkulabe nzekka
Nzekka nzekka nzekka
Bambi nzekka, hmmm
Ne bwonaneetoolooza
Emirundi gyonna,
Gyonna gyonna oh

Njagala gwe n’obeerawo
N’obeerawo, n’obeerawo
Buli lw’obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala gwe n’obeerawo
N’obeerawo, n’obeerawo
Buli lw’obeerawo
Nange mbeerawo

Ah, nyumisiza obulamu naawe eh, gwe naawe
Saagala ate onjagale onkyawe
Ooh, ensobi nzikola naawe
Ozikola naawe
Saagala ate ozeekwase naawe 
Njagala obiŋŋambe naawe
Mbikugambe naawe
Gwe tubyegambe tunywere naawe, hmmm
Batulinze naawe
Twanguwe naawe
Bakimanyi nti tuli wamu nze naawe

Njagala gwe n’obeerawo
N’obeerawo, n’obeerawo
Buli lw’obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala gwe n’obeerawo
N’obeerawo, n’obeerawo
Buli lw’obeerawo
Nange mbeerawo

Njagala gwe n’obeerawo
N’obeerawo, n’obeerawo
Buli lw’obeerawo
Nange mbeerawo
Njagala gwe n’obeerawo
N’obeerawo, n’obeerawo
Buli lw’obeerawo
Nange mbeerawo

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin