Bambi
Nkusaba bambi
A Fresh Kid, bambi
A Bad Man Records

Bambi
Nange neegomba DJ Arch oba Emmanuella
Bambi
Buli lw’oŋŋamba tobiddira omutima ogumenya
Bambi
Kale Patu naakola ki ku nsi bw’ogiraba?
Bambi
Lwaki onsindika mu kyalo ewatali buyambi?

Nzijukira edda ng’akasente tekawera
Nga fees n’ekyokulya, kupangirira
Nfuna ntono nnyo, eyo gyenkola
Taata akigamba mukulu wange, nga mpulira
Singa nange ninayo kyensobola okola
Ensi nentegeera embeera neetereera
Byennasaba Katonda bwennafukamira
Kyessaamanya nti Mukama yali ampulira
Kati abazadde akamwenyu nkalengera
Sibamenya anti talent empeerera
Ntya okudda ku kyalo obatunuulira
Ntidde okudda ku kyalo okwenjeera

Bambi
Nange neegomba DJ Arch oba Emmanuella
Bambi
Buli lw’oŋŋamba tobiddira omutima ogumenya
Bambi
Kale Patu naakola ki ku nsi bw’ogiraba?
Bambi
Lwaki onsindika mu kyalo ewatali buyambi?

Bambi sisabye mu bubi
Manager tampisa bubi
14K Bwongo talina kabi
De Texas gyenva tebalina nsobi
Kirabika emboozi wagifuna bubi
Oba nga waliwo abakiraba obubi
Fresh Kid musomi atasoma bubi
Njagala nsome nfune
Nneme okuba obubi
Naye twasiibanga waka, nga sikwagala
Abalala bakyaliyo akamere bakalwanira
Njagala nzireyo nga nina eky’okubatwalira
Maama ne taata, njagala obazimbira

Bambi
Nange neegomba DJ Arch oba Emmanuella
Bambi
Buli lw’oŋŋamba tobiddira omutima ogumenya
Bambi
Kale Patu naakola ki ku nsi bw’ogiraba?
Bambi
Lwaki onsindika mu kyalo ewatali buyambi?

Nzijukira edda ng’akasente tekawera
Nga fees n’ekyokulya, kupangirira
Nfuna ntono nnyo, eyo gyenkola
Taata akigamba mukulu wange, nga mpulira
Singa nange ninayo kyensobola okola
Ensi nentegeera embeera neetereera
Byennasaba Katonda bwennafukamira
Kyessaamanya nti Mukama yali ampulira
Twasiibanga waka, nga sikwagala
Abalala bakyaliyo akamere bakalwanira
Njagala nzireyo nga nina eky’okubatwalira
Maama ne taata, njagala obazimbira

Nga Justin Bieber
Nange nkimanyi bwenja okubeera
Big up to Producer Lego
Andre the Machine
A Fresh Kid Uganda
A Bad Man Records on

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin