Njabala njabala nyaabula (Njabala)
Chameleone, Baur Sabula (Njabala)
Yes we come so far away (Njabala)
Oh gosh (Njabala)
They don’t know about the foundation (eeh the foundation)
Tebaaliwo mu intimidation (intimidation)

Baakusanze okoledde (eeh)
Baakusanze oteredde (eeh)
Baakusanze onyiridde (eeh)
Baaliwa ng’etubidde? (eeh)
Baakusanze okoledde (eeh)
Baakusanze oteredde (eeh)
Baakusanze onyiridde (eeh)
Baaliwa ng’etubidde? (eeh)

Baaliwa baaliwa?
Baaliwa abo abakuba endere?
Baaliwa baaliwa?
Baaliwa baaliwa?
Wali muyala nnyo baakumma emmere!
Baaliwa baaliwa?
Baaliwa ng’etubidde?
Waliwo abaalya ku nchepere
Waliwo abaakuba enkebete
Waliwo ba hustler
Hustler hustler Ghetto people
Ng’obulamu bwamusiba enjegere
Kati atoola ku kitole
Bakusinza bakuyita amannya aaah!
They don’t know where you come from, aaah!
Safari ndefu tembea, tembea
Usiwe fala tembea, tembea
Safari ndefu tembea, tembea
Usiwe fala tembea, tembea

Baakusanze okoledde (eeh)
Baakusanze oteredde (eeh)
Baakusanze onyiridde (eeh)
Baaliwa ng’etubidde? (eeh)
Baakusanze okoledde (eeh)
Baakusanze oteredde (eeh)
Baakusanze onyiridde (eeh)
Baaliwa ng’etubidde? (eeh)

Wano ng’okuba plan (plan, plan)
Banyoomi baleega minzaani (minzaani, minzaani)
Nti omwavu taba na plan (plan, ooh)
Mukama yekka y’alondamu
Endagamuntu yo y’akoonamu
Ne lupiya mu bank ateekamu
Totya yala buuza Sentamu
Safari ndefu tembea, tembea
Usiwe fala tembea, tembea
Safari ndefu tembea, tembea
Usiwe fala tembea, tembea

Baakusanze okoledde (eeh)
Baakusanze oteredde (eeh)
Baakusanze onyiridde (eeh)
Baaliwa ng’etubidde? (eeh)
Baakusanze okoledde (eeh)
Baakusanze oteredde (eeh)
Baakusanze onyiridde (eeh)
Baaliwa ng’etubidde? (eeh)

Usiwa ogope kwa mali zao,
Mungu anakuita mwana oh,
Mwana mwana mwana ye,
Ona vile anakupenda oh,
Safari ndefu tembea, tembea
Usiwe fala tembea, tembea
Anapenda na tembea
Hmmm Producer Baur Sabula!
Sabula

Baakusanze okoledde (eeh)
Baakusanze oteredde (eeh)
Baakusanze onyiridde (eeh)
Baaliwa ng’etubidde? (eeh)
Baakusanze okoledde (eeh)
Baakusanze oteredde (eeh)
Baakusanze onyiridde (eeh)
Baaliwa ng’etubidde? (eeh)

Baur

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin