Baleke Abo Lyrics – Pallaso ft. Hash Beats

Do do do do do do do do do
Karma Ivien (oh yes)
Do do do do do do do do do (oh yes)

Baby baleke abo
Baagala kutwawula
(See I just wanna make you feel alright)
Hmmm baleke abo
Baagala kutwawula
(Hash Beats)

Kati nkugabira omutima
Gwe sweet gwe nasiima
Abalala bannema
Baginzeginze ebigambo nga baagala nkukyawe
Nze okukyawa kwannema
Wanteeka mu bulamu wampa essanyu
Kiki ate kye njoya?
Kati kye tubuzaayo kuzaala baana
Bambi baby wange tongiwa

Gimme sometime
Nsabayo akadde naawe
Nnyumyemu ku mboozi naawe
Babe maybe one night
Or two nights or maybe forever
Cause I’ll never let you down
Tusabe ne Mukama atukuume
Teri kiyinza twawula, twawula

Baby baleke abo
Baagala kutwawula
(I can’t believe this baby girl)
Hmmm baleke abo (eeh)
Baagala kutwawula
(Hash Beats) hmmm

Kati weesigame ku nze
Bambi beera awo we nkulabira
Mukwano gwo gufuuse
Yingini omutima kwe gukubira

Baakuntunga mu ddiba
Kyonna kye wategesa mazima onina
Njagala onteeke mu ssanyu
Lyetutagenda kwejjussa nze lye njoya
Nze be nasingira ddala ate okwagala
Ate tebaanyumyanga bye nkola
N’abaali abokumutima
Mikwano gyange egya ddala nagyo ne gidduka
Nze nkwebaza waguma
Olaba n’olwazi lumala ne lwatika
Njagala nkusse mu ssanyu
Osaanye okweyagalira mu bye nina

Gimme sometime
Nsabayo akadde naawe
Nnyumyemu ku mboozi naawe
Babe maybe one night
Or two nights or maybe forever (yeah)
Cause I’ll never let you down (you don’t know)
Tusabe ne Mukama atukuume
Teri kiyinza twawula, twawula

Baby baleke abo
Baagala kutwawula
(I love you baby girl)
Hmmm baleke abo
Baagala kutwawula
(I love you and you know know know…)
Kati weesigame ku nze (eeeh)
Bambi beera awo we nkulabira
Omukwano gwo gufuuse
Yingini omutima kwe gukubira
(You don’t know)

Yeah yeah yeah
Do do do do do
I wanna let you know this

Submit Corrections