Baagala Lyrics – Feffe Bussi

If my country has democracy
Then I’m not responsible
For anybody’s idiocy (fire)
FBM
Make dem fear
Let dem fear

Straight from top up to under (under)
Blastful just like thunder (thunder)
Kaysam totya nabagamba (FBM)
Buli ammanyiira akola blunder (omuliro)
Ntuuse na command ng’omukulu w’amagye
Nfeefette nsomese gundi ne mikwano gye
Kubanga by’akola nze byandaze ssi myaka gye
Kali ku ntandikwa gwe linda bambi amannya ge
Taata yafa naye era maama yankuza
The game made me nze ba fan mbeebaza
Bwenkoma awo kale nze mbeera neekaza
Ne seebaza Katonda omu nze gwe nzikiriza
Track eyagikubye yabadde Cindy
Ng’agiweereza oli Sheebah Karungi
Ne ŋŋamba Kaysam gikyuse bulungi
Kubanga ekimansulo tekinyuma bulungi

Baagala baagala baagala Feffe
Toleeta ssente nga balina Feffe
Baagala baagala baagala Feffe
Toyoya Feffe nga tolina ssente
Baagala baagala baagala Feffe
Toleeta ssente nga balina Feffe
Baagala baagala baagala Feffe
Toyoya Feffe nga tolina ssente

Mbu baakooye fake
Ne basaba break
Kubanga baawula bbagiya ku cake
Balabye bi fake
Nga bibawa bi peck
Ne basaba Feffe abawe quake
I’m a killer ki disease
To the beautiful peace
Everyone me represent
They never miss
Nze nakoowa n’abafiisi
Nsaasaanya peace
That’s why me educate me never diss
Gwe eyetaaga Feffe nga tolina ssente
Twalamu kali ka rapper k’e Kawempe
Gwe eyetaaga Feffe nga tolina ssente
Twalamu kiri ekiyimba kkerere

Respect nze kangiwe buli mummy
Yenze rapper Kabaka ekitiibwa kya daddy
Ne mu ba rapper tulinayo zi dummy
Ate ekinnyiiza bonna baali ba homie, yo
So (re)member where we come from
Ah nobody say, nuh diss
Another kind of new form
Yeah man a Feffe Bussi Music
This is the real music
This is not the usual music
This is not the bubble gum music
Yeah man
So act accordingly to this song
To avoid another kind of this song
Feffe Bussi says
Let dem fear

Feffe
Feffe
Feffe
A Kaysam ku Mapeesa
Kaysam ku ma**
Yoo!

Submit Corrections