Mpima mpima mpima mpima obudde
Luliba lumu nze kyemanyi olidda
Ye ki kyotalaba
Mu love wansamaaliriza
Nedda nze sikyepanka
Alaali waŋonzagonza
Anti wansamaaliriza
Babe wampenzaawenza
Let’s do it again
Nga bwekyali luli eh
Nyongera nyongeza
Tunyumirwe nga bwekyali luli
Let’s do it again again
Let’s do it again

Manya k’olabiseeko amanja mwerabira
N’ensimbi baziwaana nnyo
Naye gwe ozinsingira
Ono omwana ampunza
Ampunza obwongo awunza
Sikulimba antabula
Atabula omutima atabula
Ono omwana ampunza
Ampunza obwongo awunza
Sikulimba antabula
Atabula omutima atabula

Alina skills ze z’akozesa ng’annumba
Laba bwe mbonaabona
Olwa love eno entuddemu
Ddagala mu love otabula
Walaayi kye wankola kyakwatayo
Maybe it was a big mistake to fall in love
And I don’t want to regret that I fell in love
Because I’m missing this love
Vvaayo gy’oli darling

Kati manya ontabula tabula tabula
Oly’eyo okologa kologa kologa
You’re doing magic
W’ondabira wano ŋonze
Because I’m missing this love
Vvaayo gy’oli darling
Let’s do it again, again
Let’s do it again

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *