Anyiga emitima
Oliwa, nange onnyige?
Anyiga emitima
Nzuuno, nange onnyige
Anyiga emitima
Oliwa, nange onnyige?
Anyiga emitima
Nzuuno, nange onnyige

Nkaabye nnyo nze
Nsinze nnyo ooh
Mukama nnyiga
Abandinnyize bayiwa
Nsazeewo, gwe onnyige
Onnyige omutima
N’ebiwundu, biveewo
Nkulindiridde Mukama
Bwotonnyambe ye ani anannyamba aah

Anyiga emitima
Oliwa, nange onnyige?
Anyiga emitima
Nzuuno, nange onnyige
Anyiga emitima
Oliwa, nange onnyige?
Anyiga emitima
Nzuuno, nange onnyige

Kati laba
Mpulira nzigwawo nzuuno
Mpulira ntaawa
Banfumise bannange
Omuntu, owomunda
Amafumu, ganfumise
Yesu, mpulira nvunda
Bigambo byabwe binfumita
Yesu jangu onnyige
Anyiga emitima
Oliwa, nange onnyige?
Anyiga emitima
Nzuuno, nange onnyige
Anyiga emitima
Oliwa, nange onnyige?
Anyiga emitima
Nzuuno, nange onnyige

Tosesa balabe bange taata
Y’essaala yange
Kyebasese kimala
Ky’ekiseera nseke
Banjeeya, yonna gyempita
Muli nempulira nga nfa ennaku
Gwe kitange anyiga emitima
Y’essaawa nange onzigyeko ennaku

Tosesa balabe bange taata
Y’essaala yange
Kyebasese kimala
Ky’ekiseera nseke
Banjeeya, yonna gyempita
Muli nempulira nga nfa ennaku
Gwe kitange anyiga emitima
Y’essaawa nange onzigyeko ennaku

Anyiga emitima
Oliwa, nange onnyige?
Anyiga emitima
Nzuuno, nange onnyige
Anyiga emitima
Oliwa, nange onnyige?
Anyiga emitima
Nzuuno, nange onnyige

Anyiga emitima
Oliwa, nange onnyige?
Anyiga emitima
Nzuuno, nange onnyige
Anyiga emitima
Oliwa, nange onnyige?
Anyiga emitima
Nzuuno, nange onnyige

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *