A Master Beats

Oli omwana anjagala
Byentambula mmenyeka abinyumirwa
Okumanya nga anjagala
Ne bwenjogera ebiba tebisesa abinyumirwa
Ono omwana anjagala
Anjagala nnyo nange mmwagala

Abaaliwo
Mwaliwo kati ono y’aliwo
Abaaliko
Mwaliko kati ono y’aliko
Eeh eh
Eeh eh eh
Eeh eh, aah
Eeh eh
Eeh eh
Eeh eh eh, yeah

Sugarcane has sugar naye takufaanana
Mwenna mulinamu sugar but your figure munaana
Ondaga bingi naye eriyo byessaalaba
Oli mulungi nnyo ontadde ku musaalaba
Bangi bakwefasa bajja kuntama, eeh
Ndayira walaayi ndayira walaayi nja kubatemaatema
Kuba omwana anjagala
Byentambula mmenyeka abinyumirwa
Okumanya nga anjagala
Ne bwenjogera ebiba tebisesa abinyumirwa
Ono omwana anjagala
Anjagala nnyo nange mmwagala

Abaaliwo
Mwaliwo kati ono y’aliwo
Abaaliko
Mwaliko kati ono y’aliko
Eeh eh
Eeh eh eh
Eeh eh, aah
Eeh eh
Eeh eh
Eeh eh eh, yeah

My girl you’re beautiful like Hali Berry
Wabaleka mabega baby oli mberi
Okuva leero ebikunta we’re sharing
Problem zo we be sharing, eh
Kaliba kaki ye akakundesa obeere lonely, lonely, lonely, lonely?
I love you now and I’ll always love you only only only only
Baby yadde embaga bazisonda babireke mbisobola, hehe
Honeymoon e Zanzibar yadde ebeere Dubai nsobola, ooh
Oli omwana anjagala
Byentambula mmenyeka abinyumirwa
Okumanya nga anjagala
Ne bwenjogera ebiba tebisesa abinyumirwa
Ono omwana anjagala
Anjagala nnyo nange mmwagala

Abaaliwo
Mwaliwo kati ono y’aliwo
Abaaliko
Mwaliko kati ono y’aliko
Eeh eh
Eeh eh eh
Eeh eh, aah
Eeh eh
Eeh eh
Eeh eh eh, yeah

Zulitums
A Master Beats

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin