Yeah yeah
Yeah yeah yeah
It’s another one
Fenon Records another one
Pirate Beats with another one
Levixone Music again

Ani alina amaanyi?
Agasinga aga Jenipher?
Ani alina obuyinza?
Obusinga obwa muzeeyi?
Ani alina amaanyi?
Agasinga aga bba wo oyo?
Ani alina obuyinza?
Obufuga, ensi eno uh uh?

Wano gundi yagenze mu kkooti
Nga talina mapeesa ku ssaati
Gw’agenze okuloopa binojjo
Olw’ekitiibwa ky’alina amanyiddwa mu kkooti
Omusanga baagusala mu ttumbi
Kuba omulamuzi baamuwa ku nsimbi
Omulamuzi owange talya mandaazi
Ebya Mukama biba ku alaali
Talya nguzi no no
Talya nguzi no no ooh

Ani alina amaanyi?
Agasinga aga Jenipher?
Ani alina obuyinza?
Obusinga obwa muzeeyi?
Ani alina amaanyi?
Agasinga aga bba wo oyo?
Ani alina obuyinza?
Obufuga, ensi eno uh uh?

Waliwo ono, akuggya mu nfuufu
N’akutuuza n’abalangira
Atambuza abalema
Atukuuma n’ekiro tabongoota
Nga tomuwadde kinusu
Mu buli mbeera abeerawo n’akuwonya ennaku
Talina na mululu
Vva ku bino
Ewammwe bye babalimba mu ndagu
Nga tomuwadde kinusu
Mu buli mbeera abeerawo n’akuwonya ennaku
Talina na mululu
Vva ku bino
Ewammwe bye babalimba mu ndagu

Mukama alina amaanyi
Agasinga aga Jenipher
Mukama alina amaanyi
Agafuga, ensi eno
Mukama alina amaanyi
Agasinga aga Jenipher
Mukama alina amaanyi
Agafuga, ensi eno oh

Tewali simanyi akusinga
Simanyi simanyi akusinga
Te-te-tewali simanyi akusinga
Simanyi simanyi akusinga
Te-te-tewali simanyi akusinga
Simanyi simanyi akusinga
Te-te-tewali simanyi akusinga
Simanyi simanyi akusinga

Mukama olina amaanyi
Agasinga aga Jenipher
Yesu olina obuyinza
Obusinga obwa muzeeyi
Mukama olina amaanyi
Agasinga aga Jenipher
Yesu olina obuyinza
Yesu yekka gw’osinga

Yesu olina amaanyi!

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *