Both
Ayi, omutima gunnuma
Shammy K omutima gunnuma
Ayi omutima gunnuma
Grenade omutima gunnuma
Artin on the beat
Both
Y’ani ayinza obinkola?
Ebirungi ebyo by’onkola
Bwe nyiiga n’onnyonyoogera, aya aah
Y’ani ayinza obinkola?
Ebirungi ebyo by’okola
Bwe nkaaba n’osiisiitira, aya aah
Grenade
Gyal, baŋambye bakuwenja
Noonya kasawo mwe nkukweka
Ah, ah sikulimba
Nkwagala nga bwe neeyagala nze wampenza
Yadde akuna pesa
Omukwano ompa mungi gwa ba kakensa
Ah, aah gwa kunzita
Ah, aah namatira
Ah, aah sirikyusa
Ah, yes boss
Shammy
Ani ayinza?
Okukola ebikusinga?
Nze kale mbirowooza
Gwe atanyiiga ne bwe nkunyiiza
Ebirungi munze ozudde, eeh ozudde
Omukwano mungi ozadde eeh ozadde
Ebirungi munze ozudde, eeh ozudde
Omukwano mungi ozadde eeh ozadde
Both
Higher, girl you take me higher now
Higher, girl you take me higher ah
Higher, boy you take me higher ah
Higher, boy you take me higher ah
Both
Ayi, omutima gunnuma
Shammy K omutima gunnuma
Ayi omutima gunnuma
Grenade omutima gunnuma
Kats Music