Ooooh
Oooh
Oooh
Ampisizzaawo
Oooh
Oooh
Ampisizzaawo
Y’oyo Mukama Katonda
Eeeh

Ampisizzaawo
Awabi, awabi (ooh, ooh)
Bali abaatusooka we baalemererwa
Olwo abalabe bange kaboogere
Nti sirina lugendo nemereddwa (naye)
Naye ani ayogera? (naye, naye)
Nga Mukama tannaba kulamula nsonga
Ampisizzaawo (ani?)
Y’oyo Mukama Katonda

Baayogeranga
Nti sirina lugendo
Era ne bansuula eri
Nga ninga ekitagasa
Baddukanga
Buli omu n’annekweka
Tebamanya bannange
Nti nina Katonda
Bampimira ekkubo
Mbu sirisukkawo awo
Bampimira amamotoka
Mbu ago sirigavuga
Bampimira future
Mbu eyange ekomye
Ampisizzaawo
Abalabe bange n’abakwasa ensonyi, oyo

Ampisizzaawo (oooh)
Awabi, awabi (ooh)
Bali abaatusooka we baalemererwa
Olwo abalabe bange kaboogere
Nti sirina lugendo nemereddwa
Naye ani ayogera? (naye, naye)
Nga Mukama tannaba kulamula nsonga
Ampisizzaawo (taata)
Y’oyo Mukama Katonda (we nakaabiranga)
Ampisizzaawo (we nasindiranga)
Awabi, awabi (oh)
Bali abaatusooka we baalemererwa
Olwo abalabe bange kaboogere (taata)
Nti sirina lugendo nemereddwa
(Munnange nemereddwa)
Naye ani ayogera? (naye, naye)
Nga Mukama tannaba kulamula nsonga (ani?)
Ampisizzaawo (abange)
Y’oyo Mukama Katonda

Baayogeranga
Nti bambi aweddemu
Ng’era olubakuba omugongo
Ebigambo ne biyitiŋŋana
Bampimira ebiseera
Bampimira ebiro
Naye Katonda wange
Abadde mwesigwa, ooh
Kati wali, awabi
Nze navaawo (navaawo)
Kati wali, awabi
Nze nayitawo (nayitawo)
Zibasanze nnyabo (zibasanze nnyabo)
Laba bafudde ensonyi (hmmm)
Nze okuba omukisa mu dunia
Mukama y’eyapima (oyo)

Ampisizzaawo (taata)
Awabi, awabi (eh)
Bali abaatusooka we baalemererwa
Olwo abalabe bange kaboogere
Nti sirina lugendo nemereddwa (naye ani?)
Naye ani ayogera? (ani, ani?)
Nga Mukama tannaba kulamula nsonga (oh)
Ampisizzaawo (taata)
Y’oyo Mukama Katonda
(Hmmm we natambulanga kati nina akamotoka)
Ampisizzaawo
Awabi, awabi (ampisizzaawo taata)
Bali abaatusooka we baalemererwa
(Gye nakaabiranga)
Olwo abalabe bange kaboogere
(Nga ndaba kulemererwa)
Nti sirina lugendo nemereddwa
(Ani yampisizzaawo awo?)
Naye ani ayogera? (oyo, oyo)
Nga Mukama tannaba kulamula nsonga
(Ye Mukama ooh)
Ampisizzaawo
Y’oyo Mukama Katonda

Oh yeah (eh yeah)
Oh yeah (eh yeah)
Oh yeah (eh yeah yeah)
Oh yeah (eh yeah)
Oh yeah (eh yeah)
Oh yeah (eh yeah yeah)
Oh yeah (eh yeah)
Oh yeah

Hmmm mu bulumi bungi
Nga tewali ayamba mu nsi eno
Ampisizzaawo, y’oyo Mukama Katonda
Eeh ewa Seroma ne ŋŋenda
Ewa Teo ne ŋŋenda, Mukama
Ampisizzaawo, y’oyo Mukama Katonda
Hmmm, ewa Fiva ne ntuuka
Amaziga ne nkaaba Mukama
Ampisizzaawo, y’oyo Mukama Katonda
Weebale okunsabira
Weebale okunjagala Mukama annyambye
Ampisizzaawo, y’oyo Mukama Katonda
Sinzibwa, sinzibwa, sinzibwa
Ampisizzaawo, ampisizzaawo
Ampisizzaawo, y’oyo Mukama Katonda
Eeh ampisizzaawo abange, ampisizzaawo
Ampisizzaawo, y’oyo Mukama Katonda

Oh yeah (eh yeah)
Oh yeah (eh yeah)
Oh yeah (eh yeah yeah)
Oh yeah (eh yeah)
Oh yeah (eh yeah)
Oh yeah (eh yeah yeah)
Oh yeah (eh yeah)
Oh yeah

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *