Swangz Baibe
Winnie Nwagi
Vinka
Hmmmm
Vinka
Buno obuwoomi bwa sukaali
Chai na kadalasiini
Nkwagala okutuuka ku mwezi
Nzikiriza mbeere asikari
Nga nkukuuma n’akasaale my darling
Kye simanyi nkole research
Emisuwa nina emeka mbuuliraako
Osiiba muli nga weegiriisa
Akanyama akamyufu ku kyoto
Nga bw’onkalirira onkyusa bw’ondya
Both
Amaaso gandi ku gwe
Ndidduka misinde bw’ompita ah
Njagala tukaddiwe nga yenze gw’oyita dear ah
Bw’olivuga akagaali, nange ndiba ku carrier ah
Njagala tukaddiwe nga yenze gw’oyita dear ah
Both
Aka chapambalaasi ku mugongo bwe gutujja nkusiiga
Obugalo baabubumba mu kusanyusa awasiiwa nkutakula
Nnyumisiza obulamu nange
Nkunuune ng’omubisi nange
Nteeka mu plan naawe
Nkubalirako ebirungi darling
Hmmm nze nali nakoowa love
Naye gwe case yo, exceptional
Engeri gy’onkwata eri so so professional
Both
Bakuyita kweyisa abatulaba
Mbu twekoza bo bwe bagamba
Tebamanyi nti gwakusiima
Ondi wala ddala mu mutima ewasemba
Hmmm nze nali nakoowa love
Naye gwe case yo, exceptional
Engeri gy’onkwata eri so so professional
Waaaooo! Waaaoo! Vinka my bsti artist pluz Winnie Nwagi on di othr syd are gd hitz makers. Dz track z really amazin’ nd intrstin’, mmmmmmh! mmmmmmh! Uh! U ladies, work tooth nd nail 2 achieve more awardz! I wich u di bst! U’re my bst of di bst gal dem over there!