Ka nnyabo oooh
Ka nnyabo oooh, eh!
Eh yeah eeh yeah eeh
Ono Treka Man again, eh
Derrick Pro oh oh ooh
Monster Studios oh, ayi

Mukyala wo oyo oh oh
Akwagala nnyo naye
Mu bivvulu tomutwala
Abo abayimbi awulira bawulire
Ah lwe yakusaba mugendeko e Namboole
Wawoza something bikoze bitya
Mbu ate something by’akoze bitya?
Amaziga ku mutima gwe n’akulukusa
Maama Resty ng’amusaaliza
Biri biri biri nno binyuma
Nti biri nno binyuma
Nze Taata Resty antwalayo everyday eh yeah
Ne Hellen ng’amusaaliza
Biri biri biri nno bitama yeah yeah
Twabaddeyo ne my fiancé, eh
Ne tufuna ku happiness
Mukwano gunyuma e Ggaba ku mazzi
Munno tomuleka ggwe mu buswandi
Muggye ku padlock

Mazima akooye
Obirabanga ku ttivvi yeah yeah
Omwana akooye
Obimunyumiza obunyumiza yeah yeah
Abyagala alive, alive, alive
Anyumirwe ku life alive, alive, eh

Gwe, kinno kitwaleko kibbaale
Oh kicacancecancecance n’obulamu bucamuke, eh
Zi wine muzifuulefuule
Whine up whine up amazzi mugakube gabuuke, eh
Owoza my wife, owoza my wife tomulaga ku life
Awulira biwulire nti nno binyuma kufa
Tabiraba alive, eeh eh
Ate nga ye mukyala wo
Nannyini mutima gwo, musawo w’obulamu bwo
Bwe zikusanze y’abeerawo
Ate mu ssanyu gwe laba tomulabanawo
Mutwaleko mu La Bonita, Anderita oba National Theatre
Alabe ku bannakatemba, bwe bazannya
N’omuziki bwe tugukoona maama, eh

Mazima akooye
Obirabanga ku ttivvi yeah yeah
Omwana akooye
Obimunyumiza obunyumiza yeah yeah
Abyagala alive, alive, alive
Anyumirwe ku life alive, alive, eh

Oyo munno gw’oyita my love
Essanyu lye nno aliggya mu ggwe
Bwotamukakasa naawe oba mugayaavu
Tokodowalira, ssanyu mu life
Muwe gwe ky’ayagala babe
Buli lw’ayoya nno ng’okimuwa gwe
Tomuleka n’okuwankawanka
Nze eyo gye mpita love
Ka nnyabo oooh
Ka nnyabo oooh, eh!
Ka nnyabo oooh, eh eh
Ka nnyabo oooh
Mukwano mu ki ogwo?

Mazima akooye
Obirabanga ku ttivvi yeah yeah
Omwana akooye
Obimunyumiza obunyumiza yeah yeah
Abyagala alive, alive, alive
Anyumirwe ku life alive, alive, eh

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *