Guno tuli ba kugunywa tufiirewo
Mpaka Sounds
Wulira wulira akaloosa maama nnyabo

Kanaaba kenge
Neighbour
Akenge
Mwefuge, mwefuge…
Kanaaba kenge
Akenge
Mbayita nze

Ani ani eyasogodde guno?
Mbuuza
Ani ani eyasogodde guno?
Kanaaba kenge
Akenge, kanaaba kenge
Akenge, kanaaba

Matovu, Dawudi, Nsamba
Leka mbakube akaama
Akenge bw’okanywa ndayira!
Emikono, ebigere owanika
Ssinakindi amaaso okanula
Munywanyi wenna ozoliga
Ne bw’olaba ntagala
Kano akenge kambuze ensalira
Bwe ntuula nsambagala okamala, ho!
Ab’ekika ntumira
Nkugambye ne bw’olaba ntagala
Kano akenge kambuze ensalira
Bwe ntuula nsambagala okamala, ho!
Abo ab’ekika bonna mbayita

Ani ani eyasogodde guno?
Mbuuza
Ani ani eyasogodde guno?
Kanaaba kenge
Akenge, kanaaba kenge
Akenge, kanaaba

Hmm Rosa Rosa
Rosa mwattu tonninza
Hmm Rosa Rosa
Teweganya gwe jjuza ttanka
Ez’akameeza ssizitabika na za bwendo
N’eza landiloodi ssizitoolako yadde ekizike
My happy people there
Tebalina tabbu na muntu
We spread love we share
Ennaku tugireka mmanju
I, I love me I love me some bottle
I, I love me I love me some Coco
Eighteen and over
Eighteen and over eeh

Ani ani eyasogodde guno?
Mbuuza
Ani ani eyasogodde guno?
Kanaaba kenge
Akenge, kanaaba kenge
Akenge, kanaaba

Eighteen and over
Eighteen and over
Eighteen and over
Eighteen and over
Ne bw’olaba ntagala
Kano akenge kambuze ensalira
Bwe ntuula nsambagala okamala, ho!
Ab’ekika ntumira
Nkugambye ne bw’olaba ntagala
Kano akenge kambuze ensalira
Bwe ntuula nsambagala okamala, ho!
Abo ab’ekika bonna mbayita

Ani ani eyasogodde guno?
Mbuuza
Ani ani eyasogodde guno?
Kanaaba kenge
Akenge, kanaaba kenge
Akenge, kanaaba

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *