Tuzine (maama)
Kyetaaga computer ebirungi okubala ebikuliko
Ebirowoozo n’omutima gw’eno obisulako
Bwe mmutunuulira andesa ne kyendiko

Kuva ku mubiri ebigere otaddeko omutwe
Guno omukwano gulina energy!
Mujaasi na uniform ye mu magye, eh
Baby nze naawe
Ŋŋenda kwagala nze nga siwanika
Okukwagala gwe bya ddala ng’ate sikanika
Tolinjogerako nti okwana Rebecca
Nze ne wabaawo ekiremye nze bae tokanika bae

Waliyo obuyimba bungi
Kano akayimba nnyimbye ka mukwano nga kako
Let’s go dancing (tuzine)
Nkimanyi owoomerwa nnyo ebiwooma
Kano akayimba nnyimbye ka mukwano nga kako
Let’s go dancing (tuzine)

Ku kitimba emikutu gwe gitimba
Ssanyu lya ggoolo ng’egudde mu katimba
Abo nsiri tuli eno mu katimba baby
Abo teri kulyako
Kyetaaga computer ebirungi okubala ebikuliko
Ebirowoozo n’omutima gw’eno obisulako
Bwe mmutunuulira andesa ne kye ndiko
No matter far mi go
Girl mi nuh let you go
Gwe ako akaseko okaleeta ku ttama
Oyo akulimba akulye amale akube ssama
Oyaka mu kasana
Leeta akapima obulungi gwe olabe bwe wenkana
Omutima gwange gw’oyo
Akaweta oteeka ku ngalo y’oyo

Waliyo obuyimba bungi
Kano akayimba nnyimbye ka mukwano nga kako
Let’s go dancing (tuzine)
Nkimanyi owoomerwa nnyo ebiwooma
Kano akayimba nnyimbye ka mukwano nga kako
Let’s go dancing (tuzine)

Kuva ku mubiri ebigere otaddeko omutwe
Guno omukwano gulina energy!
Mujaasi na uniform ye mu magye, eh
Baby nze naawe
Kyetaaga computer ebirungi okubala ebikuliko
Ebirowoozo n’omutima gwe eno obisulako
Bwe mmutunuulira andesa ne kyendiko
Leeta akapima obulungi gwe olabe bwe wenkana

Waliyo obuyimba bungi
Kano akayimba nnyimbye ka mukwano nga kako
Let’s go dancing (tuzine)
Nkimanyi owoomerwa nnyo ebiwooma
Kano akayimba nnyimbye ka mukwano nga kako
Let’s go dancing (tuzine)

Herbert Skillz gwe bawaana

Ŋŋenda kwagala nze nga siwanika
Okukwagala gwe bya ddala ng’ate sikanika
Tolinjogerako nti okwana Rebecca
Nze newabaawo ekiremye nze bae tokanika bae

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin