Kale kale kale kale
Ayaa!
Hmmm, mwana gwe Aidah onsobera
Buli lwe nkubira essimu ng’onzigyako
Nakusaba ennamba yo amazima
Gwe n’ondaga Aidah onzalawa
Anyway, ne ngifuna ennamba
Ennamba ngikubye omwaka mulamba!
Olwaleero Aidah ŋamba
Wandibadde wakiri onnyamba
Singa omanyi ekiri mu ndabada
Wandibadde onfunira eddagala, babe
Nze okimanyi njagala
Kye simanyi oba gwe oyagala
Kko nze, kagulire akamuli
Ndyoke mmanye kyoli munda muli
Olwaleero baby tompona
Lwaleero
Omukwano gwo mungi gummenya
Agawalaayi nze tompona
Babe babe babe
Guno omukwano nguteeke wa?
Olwaleero baby tompona
Lwaleero
Omukwano gwo mungi gummenya
Agawalaayi nze tompona
Lwaleero
Guno omukwano nguteeke wa?
Hmmm
Baby don’t underestimate me am a Gladiator
Era kolingezaako n’owulira ndi Terminator
‘Cause a calculator can become a computer
Computer, can be a detonator
Mwana gwe kati njagala ombuulire
Oba onjagala nkusaba onjagale kiggwe
Kankuwe n’eggulire
Bano abawala abalala nabata lwa gwe
Gwe, gwe nkubira signal
Gwe n’oddamu ng’ondaga ignore
Gwe, antimaya n’otulo
Gwe lw’ombuze ne nnyiga pillow
Olwaleero baby tompona
Lwaleero
Omukwano gwo mungi gummenya
Agawalaayi nze tompona
Babe babe babe
Guno omukwano nguteeke wa?
Olwaleero baby tompona
Lwaleero
Omukwano gwo mungi gummenya
Agawalaayi nze tompona
Guno omukwano nguteeke wa?
(Olwaleero baby tompona)
Eeh mwana gwe Aidah onsobera
Buli lwe nkubira essimu ng’onzoleya
(Omukwano gwo mungi gummenya)
Nakusaba ennamba yo ojjukira
N’ondaga Aidah onnemesa
Aidah, by’oyagala mbirina
Ne ssente nzirina
Aidah, kye njagala okirina
Okuggyako ng’onnemesa
(Olwaleero baby tompona)
Singa omanyi ekiri mu ndabada
Wandibadde onfunira eddagala
(Omukwano gwo mungi gummenya)
Aidah, nze gambye amazima
Okuggyako ng’onnemesa
Nkulabidde ne maama anzaala
Ne taata anzaala
Aidah, yegwe antaasa
Yegwe maama anzaala
Singa omanyi ekiri mu ndabada
Wandibadde Aidah onjagala
Aidah tonnenya leero nsazeewo nkyatule
(Olwaleero baby tompona)
Eh bukya nkutya leero nsazeewo neekaze
Aidah tonnenya leero nsazeewo nkyatule
(Agawalaayi nze tompona)
Eh bukya nkutya leero nsazeewo neekaze
(Guno omukwano nguteeke wa?)
Wala…….yi!