Ali Breezy oli wa ggume?
Oba olinze batuggule?
Ah EeZzy the Lyrical, hmmm
Wo!
Waliwo abalinze batuggule
Waliwo abalaba nga bya bbule
Nga mitima gyakaluba ba ggume, eh!
Bwenaabyogera tebankime?
Anyway, naye nga ki ekiriwo?
Mbalaba muyitaayita eyo ekiro
Naye ka mbuuze nga fala
Muba mulaga wa?
Era obusajja ku kkubo mmwe mubuyita wa?
Mitima mikalu muli ba ggume
Mu kafyu mbu emmotoka muvuga nvuge
Road block muzimanyi mutema nteme
Akasajja bwe kakukwata okasimba zzike
Hullo
Muli ba ggume?
Gyemuli?
Oba mulinze batuggule?
Hullo
Eh eh, mwenna ab’eggume
Kiri kitya eyo?
Nammwe abalinze batuggule
Hullo
Eh eh, muli ba ggume?
Gyemuli?
Oba mulinze batuggule?
Ab’eyo hullo
Eh eh, mwenna ab’eggume
Kiri kitya eyo?
Nammwe abalinze batuggule
Tuli eno tunywa Torero
Nga bwe tulinda muzeeyi atute
Eno ssi after party (kiki?)
Wabula before party
Yeffe abacheckinga sound
Emizindaalo mu bbala gikyakola?
Amacupa we count, eh
Bwebanatuggula go ganaatumala?
Bwe batukwata enkya tuddayo
Enkya tuddayo
Ne bwe batugoba ffe tuddangayo
Akitegedde kuba mu ngalo
Hullo
Eh eh, muli ba ggume?
Gyemuli?
Oba mulinze batuggule?
Ab’eyo hullo
Eh eh, mwenna ab’eggume
Kiri kitya eyo?
Nammwe abalinze batuggule
Hullo
Eh eh, muli ba ggume?
Gyemuli?
Oba mulinze batuggule?
Ab’eyo hullo
Eh eh, mwenna ab’eggume
Kiri kitya eyo?
Wo!
Kawempe gye tuva muli ba ggume? (ye ssebo)
Oba mulinze batuggule?
Makindye muli ba ggume?
Oba mulinze batuggule?
Nansana, muli ba ggume? (ye ssebo, ye ssebo)
Ye ssebo, ye ssebo
Nateete mbabuuza muli ba ggume? (ye ssebo)
Yeah Kololo, Bugoloobi bo ba ggume
Mu kafyu mbu emmotoka bavuga nvuge
Road block muzimanyi mutema nteme
obusajja bubakwata babusimba eh eh!
Haha, bayaaye eh eh!
Hullo
Eh eh, muli ba ggume?
Gyemuli?
Oba mulinze batuggule?
Hullo
Eh eh, mwenna ab’eggume
Kiri kitya eyo?
Nammwe abalinze batuggule
Hullo
Eh eh, muli ba ggume?
Gyemuli?
Oba mulinze batuggule?
Ab’eyo hullo
Eh eh, mwenna ab’eggume
Kiri kitya eyo?
Nammwe abalinze batuggule
Lindako, ky’ogamba bulijjo muyitayo?
Ne Dj n’akuba akayimba n’okazinako
Ky’ogamba waiter aleeta beer n’omunywanako?
Nga kati lwaki temutugambako?
Ha ha
Ah EeZzy the Lyrical
Ali Breezy for shizzy