Abeeyo Lyrics – Ykee Benda

Tuutuno
Ffe aba kuno
Tuutuno
Ykee

Wulira endongo bw’eseka
Snare bw’esikondoka
Abaana bwe bafuluma
Ekikumba bonna beesunye
Siringi ne tumansira
Byana biwala ne bimansula
Buli omu kwata gw’ofunye
Ebyana tubisigule

Ab’eyo mwetale (ab’eyo)
Ab’eno twetala (ab’eno)
Amasanyu gatuyinze
Ndi eno mbiibya neekoza
Ab’eyo mwetale (ab’eyo)
Ab’eno twetala
Amasanyu gatuyinze
Tuli eno tunywa twetobya

Kraizy

Am gonna take you slow
Feel di vibe feel the flow
Buli bbanga oba okola kiro
We no care where you coming from
Oh mummy mummy mummio
Pullover come to daddio
Akasente twakasonze baby jangu tubajooge

Ab’eyo mwetale (ab’eyo)
Ab’eno twetala (ab’eno)
Amasanyu gatuyinze
Ndi eno mbiibya neekoza
Ab’eyo mwetale (ab’eyo)
Ab’eno twetala
Amasanyu gatuyinze
Tuli eno tunywa twetobya

Ffe tutegaateganya mimiro
Bansomesa kunywa ssaabimanya
Eby’ebika by’ombuuza
Ndi wa ndigi nze ssaawula
Ab’eka n’ebunaayira
Abeeru n’abaddugala
Ebyo eby’amawanga ebyammwe ffe twabita dda

Ab’eyo mwetale (ab’eyo)
Ab’eno twetala (ab’eno)
Amasanyu gatuyinze
Ndi eno mbiibya neekoza
Ab’eyo mwetale (ab’eyo)
Ab’eno twetala
Amasanyu gatuyinze
Tuli eno tunywa twetobya

Wazabanga weetale (eyo)
Kraizy Beat konkona (eyo)
Mr. Lee yimbamu awo, hmmm
Omutujju olinda ki? (eyo)
Mr. Kakaaga ogamba ki? (eyo)
MC Kacheche nakuhe ente, wooyi!
Ba deejay you sample this
Make dem sing go make dem dance
Prim Asiimwe nakumiss (hehehe)
Wooyi
Africana
The boy so tender
Kraizy Beat yo
Beat yo

Submit Corrections