On the Beat
Ron de Don
Abawuulu
Wizard Order
Omuryeruba
Ron de Don
Ndya butaala ndi muwuulu (neeyagala)
Obufumbo bwa luno bwa nduulu
Wamma abawuulu mumpe ku kaluulu (wuluulu)
Ne Nakyeyombekedde aba muwuulu
Nsula mu biduula ndi muwuulu (sirina agamba)
Obufumbo bwa luno bwa nduulu
Wamma abawuulu mumpe ku kaluulu (wuluulu)
Ne Nakyeyombekedde aba omuwuulu
Abawuulu bangi wano nga ffogo (too many)
Nali manyi nasigala omu kati nga njolo (only me)
Abafumbo bali mu butimba eyo nga nkoko (locked up)
Obufumbo bw’abaleega bali ku nkato (haaa)
Peter nga tannawasa muwuulu yali wa bbeyi (eh)
Nga tweddira matumba tuva mu ndigi
N’awasa Nalunga ng’eri mbaki
Ng’amukwata n’amataayi tuli ku party (ooh)
Peter eyali olulenzi olusiba empale (eeh eh)
Hoo! Zaamulebera dda azisibya nkoba (Kawuulu, eeh)
A Pass in ‘Tears’ over Flavia’s Introduction
Ba nakyeyombekedde wano nga nkumu (too many)
Nga bakuumye n’omutindo balina ennusu (bali ku knob)
Baddugaza emmeeza balina ennusu (bucket night)
Tebaagala basiiya balina ennusu (hooo)
Solome nga tannafumbirwa yali nnyana (kimyula)
Ng’aligita ku kyalo atagaza ennume (haa)
N’afumbirwa ono Kyeswa atava ku Ludo (hoo!)
Olunnyuka amutokosa mpi tteke na judo (tai chi)
Solome eyali ekimyula atagaza ennume (hoo!)
Afeedinze mu colour ate alinga ndu
Da Agent destroys Gravity Omutujju in Rap Battle
Chairman ku kyalo ajja ategeka endiba (football)
Mbu abafumbo n’abawuulu twekube eddiba
Abafumbo first half baakubwa embi (very weak)
Ne tubakonkona amagoolo agawera ekkumi (Ronaldinho)
Enduulu n’eraya nnyo wali nga nkumu
Ate nga y’abawuulu ttiimu ekuba (winning team)
Omupiira gunyuma ng’oli muwuulu (no change)
Okyusa n’abazannyi tekuba kkomo (hmm, hmm)
Ebikomera eby’ebbeeyi by’abawuulu
Peter Sematimba naye muwuulu (ne Vice)
Ab’ebyobufuzi nabo bawuulu (hoo)
Mwami Gashumba naye muwuulu
Emmotoka ez’ebbeeyi z’abawuulu (wewaawo)
Vicent naye muwuulu (ne Jova)
Presenter b’amaleediyo bawuulu
N’aba ttivvi nabo bawuulu (Emma)
Ba Producer bonna ho, bawuulu
Basula mu studio, bawuulu (Ron de Don)
Ba deejay abo bawuulu (haa, Emma)
Basula mabaala lwa buwuulu (aba bodaboda)
Banaddiini abo nno bawuulu (hoo, aba takisi)
Mwarimu Juma, muwuulu (e Ggaba)
Banaddiini abo bawuulu (eeh)
Pastor Bugembe (ne Bujingo haaa)
Eh ne Yiga
Yarukompaare