Yeah yeah
Yeah yeah yeah, wo
This is, another love story
Eeh, eh

Abakyala mbayita bazira 
Kuba, bebagumira ebisinga
Nebaguma aah, nebasirika
Nze mbayita bazira
Eeh wamma muli bazira, yeah yeah
You’re my heroes yeah yeah yeah

Abakyala mbayita bazira 
Kuba, bebagumira ebisinga (bebagumira ebisinga)
Nebaguma aah, nebasirika (yeah yeah yeah)
Nze mbayita bazira (eeh)
Eeh yeah yeah (eeh)
They’re my heroes yeah yeah yeah

Nebukya nti bamugobye
N’ebbanga ly’abadde amaze mu bufumbo
Mbu n’ezzadde balimulesezza
Anti tayinaayo Kika
Kyokka nga n’obudde buweddeyo
Abamulaba be batono
Gwe obeera oyo omuyita otya?
Aah yeah yeah, ooh oh

Abakyala mbayita bazira 
Kuba bebagumira ebisinga (bebagumira ebisinga)
Nebaguma aah, nebasirika (kuba basirika ah)
Nze mbayita bazira (bazira)
Eeh yeah yeah (eh yeah)
They’re my heroes yeah yeah yeah

Ebimu mbiraba mu ndongo
Babakwabula nebamala nebabata!
Ekyo kibaluma nebasirika aah, yeah yeah
Abakazi battu balina ennaku, etasangika
Ekyo ky’ekibafuula abazira
Kuba era bamala nebaguma, wo wo

Abakyala mbayita bazira 
Kuba bebagumira ebisinga (bebagumira ebisinga)
Nebaguma aah, nebasirika (kuba basirika ah)
Nze mbayita bazira (bazira)
Eeh yeah yeah (yeah yeah eh)
They’re my heroes yeah yeah yeah

Uh yeah
Bameka bebagukase omukwano nebasirika? (nebasirika)
Ndaba batono, abavaayo nebeerwanako (nebeerwanako)
Nze mu kulaba kwange
Abo bamaama mbayita bazira
Uuh yeah
Beebo abatatya kuswala (yeah)
Nebavaayo mu lwatu (yeah)
Beebo ba hero bange (yeah)
Beebo ba hero baffe (yeah)
Beebo abatatya kuswala (yeah)
Nebavaayo mu lwatu (yeah)
Beebo ba hero bange (yeah)
Beebo ba hero baffe
Ababeerawo
Yeah, ooh oh

Abakyala mbayita bazira (yeah yeah)
Kuba bebagumira ebisinga (yeah)
Nebaguma aah, nebasirika (nebaguma, nebasirika, wo wo wo)
Nze mbayita bazira (nze mbayita bazira)
Eeh, yeah yeah (mbayita bazira, mbayita bazira)
They’re my heroes yeah yeah yeah (eh yeah yeah)

Abakyala mbayita bazira (bazira abo)
Kuba bebagumira ebisinga (yeah yeah)
Nebaguma aah, nebasirika (nebaguma, era nebasirika, eh)
Nze mbayita bazira (mbayita bazira)
Eeh, yeah yeah (eh yeah, eh yeah)
They’re my heroes yeah yeah yeah

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin