A John Wule Vocal soldier
Savaam Music love soldiers
Pirate Producer pon the beats
It’s a true love story

Naggyeeyo akabaluwa k’omukwano gwo
Kali akaasooka nkasomeko
Nga mulimu obugambo buli
Obugonvu obuwoomerera, shaa
Nsikayo akatto neesigameko
Nsike akafaananyi nkulabeko
Nga wayitirira, oli mulungi wasukkuluma
Kati onkutte obwongo onkutte bigere
Olinze mwattu olutiko lummere?
Come rescue me
I feel fire fire burning, sha

Yeggwe gwenina sirina mulala
Yeggwe gwenina sirina mulala
I feel fire fire burning
Yeggwe gwenina sirina mulala
Yeggwe gwenina sirina mulala
Yeggwe gwenina sirina mulala
I feel fire fire burning

Kanneemu kanabbiri
Kafumba mmwanyi
Nga ndi ku mabbali laba gwe oleese omweso
Buli mpiki baby gy’osuulawo
Onkuba mutima eno n’onseensera
Nkubamu akafaananyi luli
Nga tusotyasotya mpolampola nkusooberera
Nga buli step baby gy’otambula
Onkuba mutima eno n’onseensera
Nga buli kimu ekyange kyekyanze
Mba mugumu nga w’oli siritya nze
Always I and you
Forever and ever sirina mulala

Mpulira amagulu ganfamba
N’ebyenda binjugumira nnyweza
I feel the fire
I feel the fire burning inside
Nsikayo akatto neesigameko
Nsike akafaananyi nkulabeko
Nga wayitirira, oli mulungi wasukkuluma
Kati onkutte obwongo onkutte bigere
Olinze mwattu obutiko bummere?
Come rescue me
I feel fire fire burning, sha

Sirina mulala
No no no
Sirina mulala
Sirina
Baby sirina
No no no

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *