Yesu Beera Nange Lyrics – Judith Babirye

Hmmm
Oooh
Hmmm

Buli kye nfunye mu nsi eno
Lwakuba nga ndi naawe
Nga ssikulina Mukama mboyaana
Buli kye mbala ekyange
Lwakuba nga ndi naawe
Kye nsaba mu nsi eno
Beera nange
Bwe nkuvaako Kitange mboyaana
Nfaanana amagumba mu kiwonvu
Mbulwa essuubi, mbulwa emirembe
Kye nsaba mu nsi eno
Beera nange

Yesu beera nange (hmmm)
Yesu tondekangawo (tondekangawo)
Amataba nga mangi (oooh)
Omuyaga nga mungi (Mukama)
Kye nsaba mu nsi eno
Beera nange (beera nange ssebo)
Yesu beera nange (eeh ssebo)
Yesu tondekangawo (ooh)
Amataba nga mangi (eeh)
Omuyaga nga mungi
Kye nsaba mu nsi eno
Beera nange

Ekiŋŋumya mu nsi eno ndiddayo eka
Wakati mu mizira nkulabe ssebo
Wadde ebintu by’ensi bisikiriza
Wadde ebintu by’ensi binyuma
Kye nsaba ssebo beera nange

Yesu beera nange (oooh)
Yesu tondekangawo (eeh beera nange)
Amataba nga mangi (hmmm)
Omuyaga nga mungi
Kye nsaba mu nsi eno
Beera nange (Yesu wange)
Yesu beera nange (hmmm)
Yesu tondekangawo (ayi Mukama)
Amataba nga mangi (ooh oh)
Omuyaga nga mungi (eeh)
Kye nsaba mu nsi eno
Beera nange

Beera nange
Beera nange

Beera nange
Beera nange
Beera nange tondekangawo
Beera nange
Beera nange
Wadde ebintu by’ensi bisikiriza
Beera nange
Beera nange
Beera nange
Beera nange tondekangawo
Beera nange
Beera nange
Wadde ebintu by’ensi bisikiriza
Beera nange

Yesu beera nange (ho beera nange)
Yesu tondekangawo (ayi Kitange)
Amataba nga mangi (ooh oh)
Omuyaga nga mungi (kye nsaba ssebo)
Kye nsaba mu nsi eno
Beera nange
(Ani yali amanyi ebyange Taata?)
Yesu beera nange
(Ani yali amanyi ebyange? Beera nange ssebo)
Yesu tondekangawo (yegwe ssuubi lyange)
Amataba nga mangi (ooh oh)
Omuyaga nga mungi (eeh)
Kye nsaba mu nsi eno
Beera nange (hmmm nze sirina ayamba Taata)
Yesu beera nange
(Nze sirina asobola, beera nange ssebo)
Yesu tondekangawo (oh, amataba nga mangi)
Amataba nga mangi (ooh oh)
Omuyaga nga mungi (ayi Kitange)
Kye nsaba mu nsi eno
Beera nange (eby’ensi gwe abisobola Mukama)
Yesu beera nange
(Ebyange yegwe abimanyi, beera nange)
Yesu tondekangawo (beera nange)
Amataba nga mangi (ooh oh)
Omuyaga nga mungi (eeh)
Kye nsaba mu nsi eno
Beera nange!

Submit Corrections