Yeggwe Munnange Lyrics – Serena Bata

Hmmm
Babe
Ha ooh eh
Serena

Yeggwe atalinsonza
Yeggwe gwemanyi
Nkuyita number one soldier
Bantama balingiriza bitabakwatako
Bantama baagala odduke ondeke
Yeggwe atalinsonza
Yeggwe gwemanyi
Nkuyita number one soldier
Bantama balingiriza bitabakwatako
Babe ebyange bibyo

Babe yeggwe munnange
(Yeggwe munnange)
Njagala omanye
(Nze nkuyita munnange)
Nze nkusuubiza ebyange
(Yeggwe munnange)
Ky’ova olaba nkulookeera munnange
(Nze nkuyita munnange)
Babe yeggwe munnange
(Yeggwe munnange)
Njagala omanye
(Nze nkuyita munnange)
Nze nkusuubiza ebyange
(Yeggwe munnange)
Ky’ova olaba nkulookeera munnange
(Nze nkuyita munnange)

So many times I’ve searching for the right
Baby you’re the one am looking for
So many times I’ve searching for the right
Baby you’re the one I’ve been looking for
So many times
So many times
I’ve been searching for you
Baby you’re so good (you’re so good)
I like the way you smiling so good (so good)
Baby you’re so nice
I like the way you looking so nice
Nali manyi lulikya n’onegaana
Naye waguma n’obaawo
Nali manyi lulikya ne bakutwala aah aah eh
Njagala okimanye ntino nkulaavinga
Njagala okimanye bw’obulawo nkumissinga
Njagala okimanye ntino nkufeelinga

Amazima mukwano oli kya bbeeyi
Leero nakulooseeko
Nkimanyi otera okubeera busy
Naye gira ondowoozeeko
Bw’ondowoozaako
Bwe nkulowoozaako
Binyuma nga twelowoozaako
Omutima nga gukubira wuwo
Yeggwe gwempita mukwano gwange
Lubiriizi lwo
Ku side yange
Yeggwe gwempita mwami wange
Gwe nasuubiza okwagala
Bulamu bwange
Gw’obimanyi mwami
Gw’obimanyi eh eh!
Yeggwe gwe nali ndoota okuva luli
Gw’obimanyi

Submit Corrections